TOP

Kampala N’Emilirano

Gav't eragidde Drake Lubega ne Young okuggula...

GAVUMENTI ewadde ebiragiro ebigendereddwaamu okuggyawo embeera y’obunkenke eremesezza abasuubuzi abakolera ku bizimbe okuli ekya Qualicell ne Nabukeera...

Abakyala munyikire okukola mukomye okulinda...

Minisita Sseninde akubirizza abakyala banyikire okukola bakomye omuze gw'okulinda ensimbi z'akameeza

Guvnor Ace awasizza Omuzungu omulala

Omuyimbi Guvnor Ace awasizza Omuzungu omulala okudda mu kifo kya nnamukadde Lisa gwe yayawukana naye.

Omukazi yeezinze ku Don Nasser lwa kumufera...

Omugagga Don Nasser amanyiddwa mu kumansa ssente n'okuvuga mmotoka ez'ebbeeyi, omukazi amulumirizza okumufera doola emitwalo 25, ayagala amuliyirire doola...

Ekivvulu kya David Lutalo kyengedde

Ekivvulu kino ekitumiddwa David Lutalo live in Nakusiima kya January 25 Cricket Oval e Lugogo

Bamukutte abba amataala ku mmotoka

Omusajja eyeefudde azze okulamuza mmotoka bamukubye mizibu, poliisi y'emutaasizza.

Bakutte abatunda zaabu ow'ebicupuli

Poliisi ekoze ekikwekweto ku kkampuni ezisuubula n'okutunda zaabu n'ekwata abafera abantu nga babaguza zaabu ow'ebicupuli.

Ssente zitabudde ab'ebivvulu bya Bobi Wine...

Abategesi b'ebivvulu ne bapulomoota batabuse olwa ssente Gavumenti ze yabaliyiridde olw'okusazaamu ebivvulu bya Bobi Wine olw'abamu obutafuna ku ssente...

King Saha akoowoodde abantu okujja mu bungi...

Bukedde atadde bukadde mu kivvulu kya King Saha ekigenda okubeera e Lugogo ku Lwokutano olujja

Poliisi eyisizza amateeka ku bikujjuko by’okumalako...

Poliisi eyisizza amateeka ku bikujjuko by’okumalako omwaka omuli n'ebivvulu by'abayimbi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM