TOP

Kampala N’Emilirano

Ssentebe wa Muyenga alekulidde ebifo by’obuweereza...

Ssentebe wa Muyenga, Yasin Omari alekulidde ekibiina kye ekya NRM ng’ebula mbale okutuuka ku kulonda kwa bassentebe by’ebyalo aba LC1 ne 2.

Amabaati g'ekkanisa agabbiddwa bagakukunudde...

POLIISI y’e Wamala emenye ennyumba y’omugagga n’ekukunulayo amabaati g’e kkanisa agaabadde gabbiddwa mu biseera bya Ssekukkulu.

Ssekukkulu mu Kampala: Abasuubuzi beeraliikiridde...

Aabasuubuzi batandise okufuna okutya nga bagamba nti abaguzi tebannataba bulungi nga n’abayitamu abamu bakola gwa kulamuza! Abamu bakitadde ku mbeera ya...

Poliisi ya Kira Road eyodde 44 mu kikwekweto...

POLIISI ekoze ekikwekweto n’eyoola abakazi n’abasajja beesanze mu bbaala ez’enjawulo e Ntinda , Kisaasi Kamwokya , Kyebando , Bukoto.

Abayizi embeera gye bayitamu nga bagenda...

Abayizi embeera gye bayitamu nga bagenda ku ssomero n'okudda awaka

Eyabbye emikebe gy'amata ku 'Supamaketi'...

Poliisi y’e Kireka ekutte n’eggalira omuvubuka eyayingidde ‘Supermarket’ y’essundiro ly’amafuta erya Super Oil ku lw’e Namugongo n’abbamu emikebe gy’amata...

Jjajja agobye muzzulu we awaka lwa kubba...

JJAJJA agobye muzzukulu we ow'emyaka 11 awaka ng'amulanga kubba macupa ge agaweddemu Soda n'agaguza abaamaduuka.

Agambibwa okubba pikipiki asimattuse okugajambulwa...

OMUSAJJA agambibwa okubba pikipiki asimattuse okuttibwa abavuzi ba bodaboda ku siteegi y’oku Kalerwe oluvannyuma lw’okusangibwa ne Bajaj UEC G64F gye...

Ab'e Kyebando balumirizza Poliisi okuba n'olugambo...

AB’E Kyebando Kisalosalo balangidde aba Poliisi okubeera n’emimwa gy’oluwewere, bwe bagiroopera abamenyi b’amateeka ng’ate ebalonkoomayo eri abaloopeddwa....

B'akaabaserikale batemye emiranga nga babafulumya...

BAKYALA b'abasiriklae abaakyusibwa okuva ku poliisi y'e Kabalgala batemye emiranga nga bafulumya mu nnyumba.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM