TAATA Charles Sserugo azirise ng'atunudde ku mulambo gwa mutabaniwe Henry Sserugo eyasangiddwa ng'atemuddwa ababbi ne batwala pikipiki gy'abadde avugirako...
Bassentebe b’ekibiina kya NRM ab’ebyalo 438 ebikola disitulikiti y'e Lwengo bafunye akaseko ku matama oluvannyuma lwa Pulezienti Yoweri Kaguta Museveni...
Poliisi egamba nti Nnabukeera ng'amaze okusuula omnwana we mu kaabuyonjo yaddayo n'abikira abatuuze nga bwe yamufiiriddeko ewaabwe n'amuziikayo kyokka...
ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero lye Kako n'ebikozesebwa mu kiseera...
Fik Fameica ne maneja we Kama Ivan biboonoonekedde! Bamuloopye ku poliisi lwa kumusasula ayimbe mu kivvulu n’atalabikako.
Abatuuze bavudde mu mbeera lwa mukulu wa ssomero kulemwa kulikulaakulanya ng'ate basonda ssente n'ebikozesebwa ebikalu ne babimuwa okulizimba.
Omuwendo gw'abalamuzi omutono guvuddeko emisango okwetuuma mu kkooti enkulu e Masaka,ne kyeraliikiriza omulamuzi Nabisinde.
ABATUUZE ku kyaalo Kabaale mu ggombolola y’e Lwamaggwa mu Rakai betaandikiddewo kaweefube w’okuzimba ekitebe kya poliisi mu kitundu kyabwe. Abatuuze bagamba...
OMUBAKA wa Kalungu West mu palamenti, Joseph Ssewungu, agambye nti waakufuba okulaba ng'alemesa Gavumenti okuteeka mu nkola ekiragiro kya Pulezidenti eky'okwongeza...
NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.