TOP

Masaka

Ebbula ly'abalamuzi lizing’amizza enkola...

Omuwendo gw'abalamuzi omutono guvuddeko emisango okwetuuma mu kkooti enkulu e Masaka,ne kyeraliikiriza omulamuzi Nabisinde.

Baagala kwezimbira poliisi

ABATUUZE ku kyaalo Kabaale mu ggombolola y’e Lwamaggwa mu Rakai betaandikiddewo kaweefube w’okuzimba ekitebe kya poliisi mu kitundu kyabwe. Abatuuze bagamba...

Ssewungu ayagala n’abakozi abalala bongezebwe...

OMUBAKA wa Kalungu West mu palamenti, Joseph Ssewungu, agambye nti waakufuba okulaba ng'alemesa Gavumenti okuteeka mu nkola ekiragiro kya Pulezidenti eky'okwongeza...

Omuliro gw'okyezza enju y'omusawo

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.

 Abasuubuzi b’e Masaka beezoobye n’abakebera...

“Abasuubula ebintu bino mubamanyi era mmwe mubakkiriza nga babawadde enguzi bwe mumala n emwefuulira ffe abatalina musango. Lwaki temugenda e Nakawa gye...

Ettaka litabudde Meeya ne Ssentebe wa disitulikiti...

MEEYA w’ekibuga Masaka Godfrey Kayemba Afaayo tebakkaanyizza ne ssentebe w’e Masaka Jude Mbabaali ng’entabwe evudde ku bantu abagambibwa okuba nga beesenza...

Maama yeegasse n’abatuuze okujaganya olwa...

"Mutuleke, twejaganyize oba mutwala mulambo gwammwe mutwale teri ajja guwondera anti ennaku z'omubbi ziba 40 n'eza Ssennyonyi ziweddeko agende asisinkane...

Kagina atongozza okuzimba oluguudo lw'e Masaka...

Akulira ekitongole kya UNRA ekivunaanyizibwa ku nguudo mu ggwanga, Allen Kagina atongozza okukola oluguudo Masaka - Kidda - Lusakalwammese nga luliko obuwanvu...

Yeefudde alinnyiddwaako emizimu n'alemesa...

MULEKWA agambibwa okulinnyibwako omuzimu gwa nnyina asattizza Abapoliisi abagenze okukakkanya abooluganda abeesuddemu jjulume ne basuula emisanvu mu kkubo...

Gavt' egabidde ab'e Kalungu embizzi beekulaakulanye...

GAVUMENTI etandise okugabira abatuuze embizzi ezoolulyo mu ggwanga lyonna eri abatakontagana nazo zongere ku nnyingiza y'amaka gaabwe.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM