TOP

Masaka

Abalunda enseenene mu Nyend...

SIRAJE Kiyemba ayongedde okwolesa nti bwe yagenda mu Bazungu mu musomo gw’okulunda ebiwuka teyakoma ku kuwoomerwa ffuta lya nnyonyi wabula amagezi yagabaggyako....

'Ku basajja 4 bongabira nda...

OLUVANNYUMA lw’omuvubuka Edward Kayemba okw’ekubira enduulu mu ofiisi ekola ku nsonga z’amaka, abapoliisi bagenze ku kyalo Kagogo mu ggombolola y’e Kibinge...

Kamuswaga: Akkirizza okulab...

KAMUSWAGA Sansa Kabumbuli II akkirizza okulabirira omwana eyamutwazizza ku poliisi nga nnyina Jane Brenda Nassali 26, amuvunaana obutamulabirira.

Yeefudde omukazi n'akuula a...

OMUVUBUKA Azon Owomugisha eyeefuula omukazi n’akuula abasajja, bwe baamuguddemu, n’ayagala okwesuula mu lukululana emutte awone ekiswalo, kyokka nnyiniyo...

Lwakataka awotose; Omulamuz...

LWAKATAKA yannyogogedde ku kkooti oluvannyuma lw’okusiiba ng’alindiridde Omulamuzi kyokka omuwandiisi wa kkooti n’akamutema ng’essaawa zikunukiriza okuwera...

Lwakataka byongedde okumwon...

POSIANO Lwakataka yasoose kukkirizibwa kweyimirirwa mu kkooti y’e Kasese ku misango gy’okutambuza obwennyanja obuto, wabula yabadde yaakatuuka mu luggya...

Abayizi abaagudde ku kabenj...

DOKITA Okoth Obbo ow’eddwaaliro ly’e Lyantonde atangaazizza nti abayizi abawera ku baagudde ku kabenje loole kwe baabadde batambulira bwe yeefudde baakutemwako...

Eyabbye mu Kampala bamukwat...

POLIISI y’ebidduka mu kabuga k’e Lukaya etaayizza ababbi n’ekwatako omu abalala ne badduka.

Gavt. eggyewo omusolo ku ma...

SUPREME Mufti, Sheikh Zubair Sowedi Kayongo asabye gavumenti eggyewo omusolo gwe yatadde ku masomero g’obwannannyini nti kuno kuba kuganyigiriza.

Sipiika w'e Masaka alagiddw...

MINISITA avunaanyizibwa ku gavumenti ezeebitundu Adolf Mwesigye alagidde Sipiika w’olukiiko lwa disitulikiti y’e Masaka Pheobe Kiwalyanga asooke addeko...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)