TOP

Mityana/mubende

Ekirwadde kirumbye Mityana ...

WABALUSEEWO akassattiro, abantu abasukka mu 20 bwe bakwatiddwa obulwadde obutannaba kutegeerekeka ne baddusibwa mu malwaliro ag’enjawulo e Mityana ne Mubende....

Omuwendo gwa Bannamubende g...

ABAKULEMBEZE ba disitulikiti y’e Mubende bali ku kattu olw’abasenze abeeyongera mu kitundu buli lukya, nga batandise okulemesa ebyenkulaakulana.

Ssente ezimaliriza ekitebe ...

Bya Luke Kagiri Abakulembeze ba disitulikiti y’e Mityana okuzimba ekitebe kya Disitulikiti kukyabasobedde olw’ensimbi okubabula kyokka ng’ebizimbe mwe...

Poliisi ekutte abazadde aba...

Bya LUKE KAGIRI NE ANDREW MUGONZA ABAGOLE ku mukolo gw’okwanjula ne taata azaala omuwala abaakwatiddwa ku by’okufumbiza omuwala omulundi ogwokubiri bagguddwaako...

Ab'e Butambala basattira lw...

Abatuuze ku kyalo ky’e Kankesa mu ggombolola y’e Bulo mu disitulikiti y’e Butambala basattira olw’eddiini empya ezze mu kitundu kyabwe n’amateeka gaayo...

Abazadde b'essomero lya Luk...

ABAZADDE b’essomero lya Lukingiridde Co-op Centre erisangibwa mu ggombolola y’e Sekanyonyi e Mityana bakukkulumidde Gavumenti olw’okulagajjalira essomero...

Bajeti tetuganyudde - Ab'e ...

ABATUUZE b’e Mityana beemulugunyirizza Gavumenti nga bagamba nti tebaafi iriddwako nga bakola bajeti y’omwaka gw’ebyensimbi 2013/14.

Ab'e Kitenga balaajana: 'Am...

AKASANA akeememula ennaku zino kaleeseewo ebbula ly’amazzi mu ggombolola y’e Kitenga mu disitulikiti y’e Mubende, nga kati abatuuze bakozesa mazzi ga bidiba....

Namubiru; Kitaawe afudde ki...

Fredrick Mubiru, 63, abadde abeera e Mityana ku kyalo Buswabulongo yafudde puleesa ne ssukaali.

Omuyimbi Namubiru afiiriddw...

NGA yaakava mu Japan gye yasibirwa ennaku ezisoba mu 20 olw’okukwatibwa n’enjaga omuyimbi Iryn Namubiru ate afiiriddwa kitaawe.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)