Abakugu beeralikirivu olw'omuwendo gw'abalwadde ba ssennyiga omukambwe abeetaaga omukka ogw'obulamu "oxygen" okweyongera ate ng'omukka guno gukendedde. ...
Bya Ruth Nazziwa Minisitule y'ebyobulamu egamba nti abasawo okutya abalwadde b'ensimbu kye kimu ku bivuddeko obulwadde buno okweyongera mu ggwanga....
Abalwadde n’abajjanjabi mu ddwaaliro e Mukono beeraliikirivu olw’omujjuzo oguyitiridde gwe bagamba nti gwandibaleetera okukwatibwa ssennyiga omukambwe....
Obulwadde bwa kookolo w'obusajja "prostate cancer" edda abantu nga babumanyi nti bukwata abasajja abakuze mu myaka bokka naye embeera eriwo yeeraliikirizza...
Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula obulungi .
Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu mu biseera bya ssenyiga omukambwe.
Polof. Kaleebu agamba nti omulimu gw’okukebera bagukoledde ddala bulungi nga mu buvanjuba bwa Afirika Uganda y’ekyasinze okukebera abantu abangi.
Embeera nga bw’eyimiridde, omwana alina ssennyiga oba ekifuba yandyekanga ng’abasomesa bamulagidde okusigala awaka okutuusa lw’aliwona ate akomewo nga...
Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu. Waliwo abakosebwa ennyo nga tasobola...
KU bantu abasoba mu bukadde 40 abali mu Uganda, amalwaliro abiri (2) gokka ge gateereddwaawo okujjanjaba abantu abanaabeera bazuuliddwa ne ssennyiga omukambwe...