TOP
  • Home
  • Asiika obulamu

Asiika Obulamu

Bannamawulire be Vision Group bawangudde...

Munnamawulire Carol Natukunda ne Ronald Mugabi bawangudde engule oluvannyuma lw'okusinga abalala mu kuwandiika ku nsonga z'obungi bw'abantu

Musomesa amasomo ga ssaayansi -Abakugu

Abakugu balabudde ku bulabe bw'ovutabeera na ggwanga lisomeseddwa bya ssaayansi

Muwagire enteekateeka za Kabaka

Abatuuze b'oku kizinga ky'e Buggala bakubiriziddwa okuwagira enteekateeka za Kabaka kuba baliku ttaka lye ate bakuume n'obuyonjo okuziyiza endwadde

Ebivaako omwana okuziyira

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

Omuwendo gw’abantu abakozesa kondomu guserebye...

Bannayuganda bakubiriziddwa okwettanira okukozesa kondomu bwe tunaaba baakumalawo siriimu ng'omwaka 2030 tegunnatuuka

Abasajja mwettanire okubakomola mukendeeze...

Ab'ebyobulamu bakubirizza abasajja okukomolebwa bakendeeze ku mikisa gy'okukwatibwa akawuka ka siriimu

Kabaka alagidde ku kugema obulwadde bw'ekibumba...

Ssaabasakka Kabaka Ronald Muwenda Mutebi agguddewo kaweefube w'okulwanyisa obulwadde bw'ekibumba (Hepatitis B), akawuka ka siriimu ne siikoseero

Abakulira ebyobulamu e Bukomansimbi basattira...

Ab'ebyobulamu n'abakulembeze e Bukomansimbi beeraliikiridde olw'omuwendo gw'abakwatibwa akafuba okulinnya

Omwana anaabeera ow'obuvunaanyizibwa omulabira...

Omwana bw'akulira mu nju enzimbe obulungi ne bw'akula abeera wa buvunaanyizibwa

Omusingi gw'okukula kw'omwana guzimbire ku...

Enkula y'omwana ennungi n'okukwata by'asoma n'ebimugambibwa byesigama ku ndiisa nga n'ekisinga mu byonna kwe kumuwa eggi okutandikira ku myezi mukaaga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1