TOP
  • Home
  • Asiika obulamu

Asiika Obulamu

‘Lumonde owa kyenvu tomusubwa okukuuma olususu...

ENSUNDO bulwadde bwa lususu era zitawaanya abantu bangi ku bitundu by’omubiri eby’enjawulo naddala mu maaso, mu mugongo n’ebirala.

Enfumba ennyangu ey’okukozesa butto n’atatuusa...

ENDWADDE ezisinga okutawaanya omuntu zisibuka mu lubuto. Kino kiri bwe kiti lwakuba nti emmere yonna eriibwa egenda mu lubuto.

Nnakawere kozesa kamunye okweyoza mu lubuto...

ABAKAZI abazadde bangi bwe bamala okuzaala basigaza ebicaafu mu lubuto. Abalala bavaamu buvi mbuto nga n’abandi abaana babafiira munda olwo omusaayi gwonna...

Endiisa y’abaana: Omwana aweddemu amazzi...

Amazzi gaamugaso eri omubiri gw’omwana kuba gayamba omubiri gwe okukola omusaayi, gatebenkeza enkuba y’omutima, gayamba okuggya obucaafu mu mubiri n’okwoza...

Okukuuta ebigere ekisusse kyandikulwaza ebigenge...

ABANTU bangi naddala abakyala ennaku zino beeyunidde okulabisa ebigere byabwe nga birungi, tekuli ncaaca ate nga biweweevu.

Buuza Omusawo: Ali ku ddagala lya ARVs tasiiga...

Mu woofiisi gye nkolera ntuula ne munnange alina akawuka ka siriimu era alina akafuba naye ali ku ddagala lya ARVs. Nneebuuza nti akafuba tekankwate?...

‘Endwadde z’amagumba mu baana ziva ku bujama’...

ENDWADDWE nnyingi ezatwalibwanga okuba ez’abakulu kati ziruma abaana kyokka ng’abazadde bangi tebakizuulirawo ekibatuua okusalwako ebitundu b yabwe ebyomubiri...

Ekyewamala kikozese okuvumula ebigere ebiwunya...

KABOOTONGO bulwadde obunafuya ennyo omubiri ne gulumbibwa endwadde ezitali zimu buli bbanga. Ezimu ku ndwadde ez’ekika kino, by’ebigere okutuuyana ekibireeta...

Etteete livumula omusujja

SINGA omusujja gukulumira ebbanga nga teguwona, kitegeeeza nti guli munda mu bagumba ne mu musaayi nga gwetaaga kufulumya.

Omubisi gw’enjuki gugoba endwadde z’olususu...

ABAANA batawaanyizibwa nnyoendwadde z’ensusu okuva nga bawere. Oluusi kiva ku mbeera eyeetoolodde w’abeera, mbeera ya budde naddala ku bbugumu, omubiri...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM