Omusawo alaga ensonga 6 lwaki olina okulya enseenene
Omukyala afudde n'olubuto ku myezi musanvu asobedde abatuuze oluvannyuma lw'abasawo okulemwa okuzuula ekimuluma.
Munnamawulire Carol Natukunda ne Ronald Mugabi bawangudde engule oluvannyuma lw'okusinga abalala mu kuwandiika ku nsonga z'obungi bw'abantu
Abakugu balabudde ku bulabe bw'ovutabeera na ggwanga lisomeseddwa bya ssaayansi
Abatuuze b'oku kizinga ky'e Buggala bakubiriziddwa okuwagira enteekateeka za Kabaka kuba baliku ttaka lye ate bakuume n'obuyonjo okuziyiza endwadde
Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa
Bannayuganda bakubiriziddwa okwettanira okukozesa kondomu bwe tunaaba baakumalawo siriimu ng'omwaka 2030 tegunnatuuka
Ab'ebyobulamu bakubirizza abasajja okukomolebwa bakendeeze ku mikisa gy'okukwatibwa akawuka ka siriimu
Ssaabasakka Kabaka Ronald Muwenda Mutebi agguddewo kaweefube w'okulwanyisa obulwadde bw'ekibumba (Hepatitis B), akawuka ka siriimu ne siikoseero
Ab'ebyobulamu n'abakulembeze e Bukomansimbi beeraliikiridde olw'omuwendo gw'abakwatibwa akafuba okulinnya