Abasomeredde obujjanjabi bakubiriziddwa okwewala emize gy'obubbi bw'eddagala mu malwaliro okutaasa Bannayuganda abatalina busobozi kwejjanjabisa mu malwaliro...
Aba siikoseero beetaaga obukadde 50 okuzimba eddwaaliro lyabwe era bategese emisinde ku Ssande nga September 22, 2019 okusonderako ssente zino
Abasawo balaze abalina olubuto olulimu omwana asukka mu omu bye balina okukola obutabafiirwa nga tebannazaalibwa
Ekivaako abantu okufiira mu nnyumba mwe bafumbira
Abatuuze b'omu Zooni ya Katuuso mu Makindye bakaaba lwa kasasiro agenda okuvaako okubalukawo kw'endwadde enkambwe
Ayonsa komya okulya ebisiikesiike okufuna amabeere agamala omwana wo
Omusajja abadde yeeyita omusawo nga teyabusomerera n'ajjanjaba abantu ekivuddeko abamu okufa poliisi emukutte
Minisitule y'ebyobulamu n'ebitongole ebirala baakuyambaokuzimba amalwaliro abalina endwadde ez'olukonvuba gye basobola okujjanjabirwa n'okubudaabudibwa....
Abakungu mu minisitule y'ebyobulamu bakoze ekikwekweto e Kayunga ne bakwata ababadde beerimbika mu mulimu gw'obujjanjabi, abatunda eddagala lya Gavumenti...
Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu lwe banaasobola okubeera abalamu n'okwekulaakulanya...