TOP

Buganda

Bamugobye ku kyalo lwa kuteega baggya be...

Moureen Namuyomba ng’ono y’omu ku baggya be yalumirizza omukazi ono Babirye Naggujja okumuyiwa kaamulali mu bukyala oluvannyuma lw’okumuteega n’abaana...

Gavt ekangavvule abaserikale abatulugunya...

“Tulowooza nti enkaayana ezibeera mu by'obufuzi ezitasoose leero ate tezikomye kati nga zijja kubeerawo lubeerera, zisaana kukolebwako okuyita mu by'obufuzi...

‘Bassentebe mwenyigire mu bulunzi n’obulimi...

“Okulondebwa ku bwa ssentebe bw’ekyalo buweereza na buvunaanyizibwa temulina kukitwala nga kyangu era mulina okutandikawo eby’okukola bye muggyamu ssente...

Akulira ekika ky'Engo yennyamidde ku baatulugunya...

Omutaka w’ekika kyengo, Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba II yennyamidde olwabakuumaddembe abaatulugunya ababaka nga kw'otadde ne bannamawulire kyokka...

Museveni akkirize okuteesa n’ebibiina ebimuvuganya...

"Tetwagala kukwata mmundu wadde ffe abamu tuzimanyi (okuzikuba). Ku lw’obulungi bw’emiti emito tusaba akkirize enteeseganya.Tulina okuzuula amagezi aganaatwala...

Olubiri lwa Ssekabaka Muteesa lufuuliddwa...

Olubiri lwa Ssekabaka Muteesa I, olwazimbibwa ku mwalo gwe Lukunyu ku kizinga ky’e Nangooma mu ssaza ly’e Kakuuto mu Disitulikiti y’e Kyotera, lufuuliddwa...

Buganda y'esinza abaana ababungeetera ku...

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’abavubuka n’abaana, Florence Nakiwala Kiyingi agambye nti ekitundu kya Buganda kye kikyasinze okuvaamu abaana...

Poliisi erambise entambula y’ebidduka ku...

POLIISI erambise entambula y’ebidduka ku nguudo ezeetoolodde Olubiri e Mmengo mu kukuza emikolo gya Jubireewo.

Kabaka musanyufu ku byenjigiriza

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II agambye nti mu byenjigiriza n’okuteekateeka obulungi abavubuka mwemutudde amaanyi g’Obwakabaka n’asiima abaaleeta ekirowoozo...

K2 ne Airtel basse omukago

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga agambye nti Obwakabaka bwakwongera okweyambisa ebyempuliziganya ng’erimu ku makubo g’okutumbula ebyobuwangwa ng’eno y’ensonga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM