GENERO Elly Tumwine, eyaakalondebwa ku bwa minisita ayingidde enju ye amatiribona esangibwa e Rwemikoma mu disitulikiti y'e Kiruhura ku mukolo kw’afumbirizza...
MOSES Kahima owa NRM yalangiriddwa ku buwanguzi bwa konsitityuwensi y’e Ruhaama oluvannyuma lw’okuwangula banne abasatu b’abadde avuganya nabo.
ABAAGENDA mu byalo nga basagambiza okulya ennaku enkulu bibasobedde oluvannyuma lw’emiwendo gy’entambula okudda mu bibuga okwekanama.
PULEZIDENTI Museveni asinzidde mu mmisa y'olusooka omwaka mu kigo ky'e Rubindi mu ssaza Kashari n'asiima Fr. Felix Bikwasizeki okubeera omusajja omukozi...
Besigye, Ingrid Tulinawe n’abalala omunaana baatwalibwa e Kabaale gye baggyiddwa okuleetebwa mu kkooti e Rukungiri ate nga Amuriate ne Munyagwa babadde...
BANNAYUGANDA basabiddwa okuba n’omwoyo ogulumirirwa eggwanga lyabwe n’okulisabira live mu ddubi ly’enguzi gye litubiddemu.
OMUSINGA wa Rwenzururu, Charles Wesely Mumbere asinzidde mu kaguli n'abantu be 152 n’alangirira ng'omuduumizi w’ekibinja ky'eggye lya UPDF ekyokubiri Brig....
Abanyarwenzururu mu e Kasese, babugaanye essanyu olw'Obusinga okuweza emyaka 50 ate n'Omusinga Charles Weasley Mumbere Iramangoma okujaguza amatikkira...
OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura alaze obutali bumativu olw’engeri ebyokwerinda n’okulwanyisa obumenyi bw’amateeka gye bikwatiddwaamu...
GEN. Salim Saleh yasinzidde ku Ntare School ku nkomerero ya wiiki n’ategeeza nti okulwanyisa obwavu kikwata ku buli muntu, tebalina kulinda kusindiikirizibwa....