TOP

Bugwanjuba

Alumbye Gavt. ku basomesa

NNANNYINI ssomero lya Yesu Natamba erisangibwa mu Ggombolola y’e Rurehe ku kyalo Rurehe, Fr. Ponsiano Betungura asabye Pulezidenti Museveni okukomya...

Babatadde ku nninga ku za UPE

AKULIRA essomero lya Kyamate Pulayimale erisangibwa mu Disitulikiti y’e Ntungamo yatunudde ebikalu bwe baamutadde ku nninga annyonnyole amayitire ga ssente...

Ab’e Rubaare bawonye okunywa amazzi g’ebidiba...

ABATUUZE b’e Rubaare basambira waggulu nga jjanzi oluvannyuma lw’okufuna amazzi amayonjo ne bawona okunywa ag’ebidiba.

Gavt. egumizza abasuubuzi

GAVUMENTI egumizza abasuubuzi nga bw’eri mu nteekateeka okutumbula eby’obusuubuzi mu ggwanga.

Omukuumi asse kitaawe lwa ttaka

POLIISI n’ebitongole ebirala ebikuumaddembe e Ntungamo binoonya omukuumi eyakutte ejjambiya n’atemaatema kitaawe n’amutta mu bukambwe olw’enkaayana...

Kadaga asuubizza ku nguudo e Buhweju

SIPIIKA wa Palamenti, Muky. Rebecca Kadaga yakyaddeko mu Disitulikiti y’e Buhweju n’alambula ebimu ku bitundu wabula ne yennyamira olw’embeera embi...

Tunyigirizibwa ekisusse - basawo

ABASAWO n’abazaalisa balaze okunyolwa olw’embeera embi gye bakoleramu omuli n’okubawa emisaala egiteegasa. Baategeezezza nti balina okufiibwako nga bwe...

Poliisi yeezoobye n’aba bodaboda e Ntungamo...

POLIISI e Ntungamo yeezoobye n’abavuzi ba bodaboda ababadde beekalakaasa nga bawakanya ekya bannaabwe okukwatibwa ne pikipiki zaabwe.

Yesse lwa kumugaana mwenge

OKUNYWA omwenge n’okusasulira abaana be fiizi, Charles Bwetungye Busasi yayagaddeko kutamiira era mukaziwe bwe yamulemesezza omwenge kwe kubuuka n’agwa...

Banaddaabiriza enguudo z’e Mbarara

MINISITA akola ku by’enguudo, Ying. John Byabagambi agumizza ab’e Mbarara nga bwe bamaze okukola entegeka okuddaabiriza enguudo ezaayonoonebwa namutikkwa...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM