TOP

Bugwanjuba

Poliisi yeezoobye ne Besigye ne Lukwago e...

POLIISI yezoobye ne Dr. Kizza Besigye ne Loodi Meeya Erias Lukwago oluvannyuma lw’omusango gwabwe okwongezebwayo okutuuka nga June 6,2016.

Nja kulinnya ensozi nkwate abatemu - Pulezidenti...

PULEZIDENTI Museveni agenze e Bundibugyo n’agumya abaayo bw’ajja okulinnya ensozi bwe kiba kyetaagisa, yeekwatire abatemu.

Ekiri e Kasese: Bagaanyi abantu okutambula...

EMBEERA mu kibuga Kasese ekyali ya bwerende. Buli akoleramu ateekwa kuggalawo ssaawa 2:00 ez’ekiro.

‘Ng'enda kunoonya buli eyeetabye mu ttemu...

PULEZIDENTI aweze nti buli eyeetabye mu kutemula abantu e Bundibugyo agenda kukwatibwa omukono gw’amateeka gumukoleko n’amaanyi.

Gen. Kayihura agumizza ab'e Bundibugyo ku...

OMUDUUMUZI wa poliisi mu ggwanga, Gen Kale Kayihura agenze bukubirire mu disitulikiti y’e Bundibugyo okusobola okumalawo okulwanagana wakati w’Abakonjo...

Okulwanagana kw'amawanga e Bundibugyo kuzzeemu:...

Poliisi ekutte abantu 13 abagambibwa okuba nga beenyigidde mu kulwanagana kuno okwabaddewo eggulo.

Akulira ebyokwerinda e Kasese abazigu bamufumise...

Yasangiddwa adda waka ne muganda we Johnson Mulumbira 37, okuliraana essundiro ly’amafuta erya Delta erisangibwa ku luguudo oluva e Kasese okudda e Fortportal....

Abalumba e Kasese tubategedde - Gen. Kayihura...

Ku Lwomukaaga, ennyumba ezisoba mu 10 e Kasenyi mu ggombolola y’e Buhirira - Busongora, Kasese okuli n’eya GISO, zaakumiddwaako omuliro mu bulumbaganyi...

Kkampuni esima Copper e Kirembe yaakuwa abantu...

KKAMPUNI egenda okuddamu okusima copper e Kirembe etegese okuwa Bannayuganda 4,000 emirimu.

Akwatiddwa lwa kutta baana be 2

POLIISI e Iganga ekutte omusajja ow’emyaka 45, nga kigambibwa nti yateeredde abaana be babiri obutwa mu buugi obwabasse.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM