TOP

Bugwanjuba

Amaka 300 essaawa yonna gagobwa ku ttaka...

Ettaka lino lya kibira kya Luzayire ng’ekitongole kizze kirabula abantu okulivaako kuba baalyesenzaako bwesenza.

Obulwadde bwa Fistula bwe yongedde ne bweraliikiriza...

OMUWENDO gw’abakyala abalina obulwadde bw’okutonnya (Fistula) mu Buikwe gweraliikirizza abakulembeze kubanga abasinga obungi tebalina busobozi bwa kwejjanjabisa....

Siriimu yeeyongedde e Kasese

Meeya w’ekibuga Kasese, Godfrey Kabyanga ategeezezza nga siriimu bwe yeeyongedde ewaabwe.

Bookezza entuumu y’emmundu e Mbarara

BOOKEZZA emmundu ne zibengeya mu kukuza olunaku lw’ensi yonna okujjukira abafiiridde muntalo. Minisita Polof. Tersis Kabwegyere ye yakulidde omukolo guno...

Bookezza entuumu y’emmundu e Mbarara

BOOKEZZA emmundu ne zibengeya mu kukuza olunaku lw’ensi yonna okujjukira abafiiridde mu ntalo.

Omwana bamukubye empiso emuvunzizza amagulu...

KITAAWE w’omwana gwe baakubye empiso oluvannyuma lw’okulwala omusujja n’emuvunza amagulu alaajanye.

Eby'okwerinda binywezeddwa gye bagenda okuziika...

AB’E Rukungiri bakyali mu kiyongobero nga beetegekera okuwerekera omwana waabwe Gen. Aronda Nyakairima. Okukola oluguudo oluva mu buduuka bw’e Kabati okutuuka...

Awadde Bazzukulu be obutwa omu n'afiirawo...

ABAKAZI basatu abagambibwa okuwa abaana obutwa (omu n’afiirawo omulala n’atwalibwa e Mulago ng’ataawa) beerumirizza ku poliisi era ne basaba ekisonyiwo....

Gavt. ezzeemu okusima ekikomo mu kkolero...

OMULIMU gw’okuyiikuula ekikomo mu kirombe kya Kirembe Mines e Kasese guzzeemu okukwajja oluvannyuma lw’eyali pulezidenti wa Uganda, Idi Amin Dada okugoba...

Bamusobezzaako oluvannyuma ne bamusalako...

ETTEMU eriri mu muluka gw’e Ssango mu ggombolola y’e Buwama mu Mpigi littade abatuuze ku bunkenke kubanga w’osomera bino nga baakatta abantu 19 mu bbanga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM