TOP
  • Home
  • Bukedde ku ssande

Bukedde Ku Ssande

Engeri gyebaapanga okussa abasiraamu mu nsonga...

Engeri gyebaapanga okussa abasiraamu mu nsonga za Kawessi

Engeri abazigu gye basse Omuchina

Abaddukanya kkampuni ya Nile Still and plastics limited ku kyalo Nangwa ekisangimbwa mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono n’okutuusa kati...

Paasita Nyanzi ayawukanye ne Nnalongo we...

Omusumba Henry Nyanzi owa Seeta Victory Church atabuse ne mukazi we owempeta eyaakazaala abalongo n’awasa omukazi omulala mu nkukutu.

‘Ebitone byansukkako ne binnemesa okusoma’...

Nali nduubirira kuyita bigezo kyokka ebitone byanfuukira ‘magineeti’ nga binsika okunzigya ku bitabo, okukkakkana nga n’ebigezo eby’akamalirizo sibikoze...

Sseggwanga Musisi yafutiza Abazungu e Kenya...

Sseggwanga y’omu ku baatandikawo ttiimu ya Express ng’ali wamu n’omugenzi Jolly Joe Kiwanuka.

'Taata kata ansuuze obuweereza'

Okutuuka ku kkula lino agamba tebibadde byangu kuba kitaawe yali asimbidde ekkuuli ekirooto kye kino ng'agamba nti tayinza kukkiriza mutabani we kuva mu...

Maama n’omwana bafumba mu ddya limu!

Omuvubuka ono okumanya aleese ebizibu ku kyalo kino ekiyitibwa Kakaanhu, bakazi be ababiri (omwana ne nnyina) yabazimbira ku luggya lwa kitaawe Muzeeyi...

Ssemaka agabidde mukyala mukulu ebibye byonna,...

Bakazibaggya obwedda tewali anyega munne, kyokka ng’abantu bwe babawereekereza obuluulu n’okutenda Nsereko nga bw’amalako.

‘Abaana be nneezaalira banjagaliza ntaana’...

NAMUKADDE Anna Maria Nantume (86) ow’e Kawempe mu Mbogo Zooni 1 atutte bawala be basatu mu kkooti ng’abavunaana okubba ettaka lye nga beekobaana ne poliisi....

Oweemyaka 48 alindirira bigezo bya PLE, alwana...

BAGAMBA nti obutasoma buluma okuze, bwatyo ne musajjamukulu Aggrey Nuwagaba, ku myaka 48, azzeeyo mu pulayimale ‘atta bbuuku’ ng’enjogera bw’eri!

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM