TOP

Eby’eddiini

Ayaayaana okusembeza omutima gwe okumpi ne...

Omusiraamu ayagala okusembeza omutima gwe eri Allah nyiikira okusiiba ennaku za Sunna

Sala ekisolo oliise abateesobola oyoole empeera...

By'olina okumanya ku kusala ebisolo osobole okweyoolera empeera

Muweeyo eri Allah mulyoke mumusabe

Abasiraamu mutoole akatono ke mulina mu kusaddaaka mugaggawale ku lwa Allah

By'olina okukola ku lunaku lwa Arafa

Omukkiriza tosaana kuyitwako lunaku lwa Arafa lw'osonyiyibwa amazambi ag'emyaka ebiri

Musabire embeera eri ku nsalo ya Ugandsa...

Omusumba Kaggwa alaze obweraliikirivu ku mbeera eri ku nsalo ya Uganda ne Rwanda n'asaba abantu okusaba wabeewo okukkaanya

Okwabya olumbe tekiriimu sitaani - Faaza...

OMUSOSODOOTI, Fr. Charles Gashiringi 'Lubega' ow'ekigo kya Our Lady Consolata e Bweyogerere asiimye obuwangwa bwa Buganda obw'okwabya ennyimbe n'agamba...

Omukazi wa myaka 70 atuuziddwa ku Bulabirizi...

Ssaabalabirizi w’Ekkanisa ya Charismatic Episcopal Church, John Obokech bwe yalangiridde nti, Rev. Aidah Namirengo, 70, kati Mulabirizi omujjuvu,’ mu...

Mukama ayise mu mutabani waffe okutuwa obufumbo...

EYAYIMBA nti ebya Mukama nabyo bibuzaabuza wamma yabiraba kuba nange Mukama yayise mu mutabani wange ow’emyaka esatu n’ekitundu okumpanguza obufumbo obutukuvu,...

Obukodyo bannaddiini bwe bakozesa okugoba...

EKIMU ku bintu ebisinga okubonyaabonya abakkiriza mu ddiini ez’enjawulo gy’emizimu, abantu bangi balumbibwa emizimu ne gibakozesa ebintu eby’enjuwulo omuli...

Ebyewuunyisa ebiri ku ntambula ya Paapa

KU ttuttumu n’ekitiibwa Paapa by'alina buli muntu yandirowoozeza nti, n’entambula ze za kikungu nnyo. Obutafaanana n’abagagga abalina ennyonyi ezaabwe...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1