TOP

Busoga

Owa NRM bamugobye lwa butasemba kuggya kkomo...

Omukungu ku kitebe kya NRM e Kamuli awakanya okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti bamukutte ku nkoona era g'akaaba g'akomba

Eddwaliro ly'e Bugembe liri ku ccupa

Abalwadde bategezeza nga bwe batakyayagala ku ddukira mu dwaliro lino kubanga babera bagenze kufuna bujanjabi wabula babukayo nabirwadde ebiva ku bukyafu...

Ab'e Kamuli bakukkulumudde Abachina abayasa...

Abatuuze ab’aliraanye ejjinja ly’e Kananage mu munisipali y’e Kamuli bakukkulumidde Abachaina olw’okubasengula okuva ku bibanja ne mu mayumba gaabwe nga...

Ab'e Iganga balemeddwa okuyingira amagye...

EMYAKA giremesezza ab’e Iganga okuyingira amagye ga UPDF bwe bayise abaatuula S.4 wakati wa 2014 ne 2015 nga bali wansi wa myaka 25, mujjiddemu abasussa...

Abadde agezaako okusobya ku nnamukadde w'emyaka...

POLIISI e Iganga ekutte omusaja w’emyaka 30 nti abadde agezaako okusobya ku mukadde w’emyaka 65.

Bannayuganda ababeera e Sausi beebugira mpaka...

BANNAYUGANDA ababeera e South Africa ne wano bali mu keetalo okwetegekera empaka z’okunoonya abawanguzi ab’enjawulo omuli; okwambala, okuyimba, obwannalulungi...

Wambuzi atutte balangira banne mu kkooti:...

EBY’OBWAKYABAZIN GA e Busoga tebinnagwa. Omulangira Edward Columbus Wambuzi atutte mu Kkooti enkulu, abalangira 9 abeetaba mu kulonda William Nadiope Gabula...

Obwakyabazinga bwa kusimba ku nsonga 6 mu...

OBWAKYABAZINGA bwa Busoga bwanjudde ensonga mukaaga ze bugenda okuyitamu okukulaakulanya Busoga mu bbanga lya myaka etaano.

Ssente z’okuzimba ssweeta y’e Kamuli zikwasizza...

ABATUUZE b’omu ggombolola y’e Kisozi mu disitulikiti y’e Kamuli batabukidde abakungu ba disitulikiti olw’okufuula pulojekiti y’okuzimba ssweeta y’eddwaaliro...

Dokita w'amagumba bamuggalidde lwa kubba...

OMUSAWO w’amagumba mu ddwaaliro e Jinja aggaliddwa ku bigambibwa nti yabba ebimu ku byuma okuva mu ssweeta y’eddwaaliro eryo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM