TOP

Busoga

Omuliro gusaanyizzaawo leediyo e Jinja

OMULIRO gukutte situdiyo za leediyo ya Kiira FM esangibwa ku luguudo lwa Nalufenya/Clive mu kibuga Jinja ne gusaanyaawo ebyuma byonna.

Alumbye muggyawe n’amwokya amabeere

POLIISI mu disitulikiti y’e Mayuge ekutte n’eggalira Fatumah Nabirye mukyala wa Yasin Bamulesewo abatuuze mu ddwaaliro Zooni e Mayuge oluvannyuma lw’okwokya...

Lukululana y'amafuta ekutte omuliro n'ebengeya...

Lukululana y'amafuta ekutte omuliro n'ebengeya e Iganga: Poliisi ekubye amasasi okugumbula ababadde basena amafuta

Omubaka wa Budiope East bamuwadde obutwa...

OMUBAKA wa Budiope East mu disitulikiti y’e Buyende, atiisizza abantu b’akiikirira oluvannyuma lw’okufuna amawulire nti baamuwadde obutwa nga kati ajjanjabirwa...

Museveni ayingidde mu lutalo lwa Kadaga ne...

PULEZIDENTI Museveni ayingidde mu butakkaanya bwa minisita Namuganza ne Sipiika Rebecca Kadaga obwatuusizza n’ababaka abava e Busoga okuwera Namuganza...

Namuganza asekeredde ababaka be Busoga abaamugobye...

MINISITA omubeezi owe by’ettaka, Persis Namuganza asekeredde ababaka ba Palamenti abava e Busoga abaamugobye mu kabondo ka ‘Busoga Parliamentary Caucus’...

Eyeegasse ku yeerayizza ku Bwakyabazinga...

OLUVANNYUMWA lw’omulangira Columbus Wambuzi ow’e Kaliro okwerayiza ku Bwakyabazinga wa Busoga omwaka oguwedde, ab’ekika kya Baise Mutamba omuva Katuukiro...

Omukazi ow'obuggya asozze bba ekiso n'amutta...

OMUKAZI asse bba gw’alinamu abaana ababiri bw’amufumise ekiso mu kifuba ekimuttiddewo ng’amulanga kumulemerako ate nga ye yamukoowa.

Kasitoma gwentera okuguza amatooke abuze...

Omukazi omusuubuzi w’amatooke mu katale k’e Kamuli akanene mu disitulikiti y’e Kamuli ali mu maziga oluvannyuma lwa kasitoma gw’abadde atera okuguza amatooke...

Olukiiko lwa Busoga lukkiriza Gabula afuge...

E Busoga bali mu ssanyu oluvannyuma lw’olukiiko lwa Busoga okwanja n’okuyisa ekiteeso ky’ennongoosereza mu ssemateeka wa Busoga eyawadde Kyabazinga, William...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM