TOP

Busoga

Dokita w'amagumba bamuggalidde lwa kubba...

OMUSAWO w’amagumba mu ddwaaliro e Jinja aggaliddwa ku bigambibwa nti yabba ebimu ku byuma okuva mu ssweeta y’eddwaaliro eryo.

Ab’e Busoga enjala ebazinzeeko kati basiibirira...

BW’OBA olina abantu bo e Busoga ng’oludde okubawuliza, y’essaawa okutuukayo obalabe ekiriyo si kulwa nga bakufaako nga totegedde!

Ow’emyaka 20 akoze katemba ng’afumbirwa owa...

Omwana yalwala era Jacqueline n’amutwala mu ddwaaliro okujjanjabwa wabula nga talina ssente. Muzeeyi yali akola ku kaabuyonjo y’eddwaaliro era mu kunyumyamu...

Famire bagiwadde obutwa, omu afiiriddewo...

Wano mukaziwattu yagenze ng’akuba ku buli lubuto lwa mwana nga zonna zivuga nga ffene. Abamu embuto zaabadde zibeepise nga bbaluuni n’ekyaddiridde kuddukana...

Abaggyamu embuto beeyongedde e Iganga

AB’EBYOBULAMU mu disitulikiti balaze okutya olw’omuwendo gw’abakazi n’abawala abaggyamu embuto okuba waggulu.

Kadaga bamututte mu kkooti: Bamulanga kubba...

Olugendo lwa Rebecca Alitwala Kadaga okulayizibwa ku ky’Omubabaka wa Kamuli n’obwasipiika luzzeemu omukoosi, gwe yavuganya naye mu kalulu, Deborah Mwesigwa...

Asimye kaabuyonjo mu mulyango gw’ekkanisa...

Abadiventi b’ekkanisa enkulu e Kamuli beezoobye n’omukazi eyaleese bakanyama ne basiba ssehhenge mu maaso g’ekkanisa yaabwe ng’agamba nti yeesenza ku ttaka...

Poliisi ekutte abooluganda lwa kubba mwana...

POLIIISI y’e Luuka ng’eduumirwa David Agi (akulira okunoonyereza) ekutte ab’oluganda bataano nga kigambibwa nti baabadde baagala okusaddaaka omwana ow’emyezi...

Ssaabadinkoni alabudde abakazi abaawambye...

Ssaabadinkoni w’e Kamuli, Ven Rev. Moses Kisuule Kasimizi, alabudde abakyala abaawambye ekituuti ky’ekkanisa y’e Kakira ne basabisa nti boolekedde okukwatibwa...

Palamenti ekungubagidde eyali Katuukiro wa...

Kiwagama yaliko omumyuka wa Katuukiro wa Busoga wakati w’omwaka 1993 ne 1996 era oluvannyuma n’afuuka Katuukiro omujjuvu okutuuka mu mwaka 2,000 ku mulembe...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM