TOP

Busoga

Azaaliddwa ebyenda biri ku ngulu

Omwana ono yamuzadde Lwakutaano ku ssaawa 2:00, wabula abasawo kyababuuseeko omwana okumuzaala ng’ebyenda biri bweru kyokka nga mulamu bulungi.

12 bakwatiddwa lwa kutta muntu e Mayuge

Richard Ochieng abadde abeera ku kyalo Bubinge e Kityerera mu disitulikiti y’e Mayuge ye yattiddwa mu bukambwe abantu abamuteeberezza okubeera omubbi....

Gwe baagema n’azimba omukono gugenda kutemwako...

Kino kiddiridde abasawo mu ddwaaliro e Kamuli okulagira jjajjaawe anoonye obukadde butaano gutemweeko.

Nnamutikkwa w’enkuba aggyeeko ennyumba za...

ABASERIKALE mu nkambi ya poliisi e Kamuli kati basula bweru oluvannyuma lwa nnamutikkwa w’enkuba eyabaddemu kibuyaga ow’amaanyi obubambula obusolya bw’amayumba...

Museveni takyabanja Basoga, kati be bamubanja...

BUSOGA mu kisanja kya Pulezidenti Museveni ekiddako ekiva mu May w’omwaka guno okutuuka mu February wa 2021 yaakugwa mu bintu! Kiri bwe kiti kubanga Pulezidenti...

Eyali ssentebe wa NRM bamufumise ebiso

Moses Kagoda 43, abeera Ogwembuzi e Namulanda ate nga musuubuzi baamulumbye ku ssaawa 3.00 ez’ekiro ekyakeesezza ku Lwokusatu.

Kyalya akukkulumidde Abasoga obutamuwa kalulu:...

Maureen Faith Kyalya Walube y’omu ku bantu 8 abaavuganyizza ku ntebe y’obukulembeze bw’eggwanga mu kalulu akakubibiddwa nga 18 February Olwokuna lwa wiiki...

Ababbye amata mu supamaketi babakutte

POLIISI e Iganga ekutte abakazi Bannakenya babiri abagambibwa okubba ebintu mu supamaketi mu kibuga Iganga ne babikweka mu mbugo.

Waliwo abanene abannwanyisa - Kadaga

Yagambye nti waliwo ekibinja ky’abantu ab’amaanyi mu ggwanga ekiri mu kaweefube w’okumusuula aleme kudda mu Palamenti akikulira amusikire ku bwasipiika....

Abatuuze bakubye ssentebe wa NRM e Bugiri...

Abatuuze bano baakedde kukuba ngoma eyasombodde abantu ne batandika okutindira ekisenyi kino nga bagamba nti Gavumenti yabasuulirira oluvannyuma lw’omugenzi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM