TOP

Diaspora

Munnamawulire James Kunobwa afudde agasizza...

Bannayuganda mu Amerika basiimye omugenzi James Kunobwa eyali Sipiika wa Disitulikiti y’e Mukono

Eddy Kenzo alinnye ennyonyi akomawo: Enteekateeka...

Abawagizi be eggulo baasiibye beetala kumwaniriza ku kisaawe e Ntebe w’asuubirwa okutuuka ku ssaawa 7:00 ez’emisana.

Eyakukusibwa n'atwalibwa ku kyeyo e Dubai...

ABA famire y’omuwala eyakukusibwa n’atwalibwa ku kyeyo e Dubai, amagezi gabeesibye olw’okubulwa ebiwandiiko ebibakkiriza okutambuza omulambo.

Munnayuganda ayawuliddwa ku budiikoni bw’Eklesia...

MUNNAYUGANDA George Balinnya yayawuliddwa okufuuka Dikoni oluvannyuma lw’okumaliriza emisomo mu by’enzikiriza mu Aristotle University mu kibuga Thessaloniki...

Ebya kansala Ssegirinnya Muhammadi bibi!...

Ebya kansala Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga Eddoboozi ly’e Kyebando’ bibi! Eyali muganzi we amututte mu baamateeka ng'amulanga kumwonoonera linnya....

Ssente zitabudde Bannayuganda ababeera e...

Bannayuganda babiri ababeera e South Africa baawukanye lwa ssente omu ze yawa munne nga basuubira okukola bizinensi emu kyokka munne n’adduka nazo.

Ebya Rwanda: Baakumala emyezi ebiri nga baggadde...

RWANDA egambye nti eky’okuggala ensalo e Katuna kigenda kumala emyezi ebiri era tekisaanidde kutabulwatabulwa n’obutakkaanya bwe balina ne Uganda obuva...

Gwe baatutte ku kyeyo mu Oman bamusobezzaako...

Yayomba nnyo nga bw’antegeeza nti nteekeddwa okukola ky’ayagala kubanga yali antaddemu ssente nnyingi okutuuka mu Oman ne bannange abalala. Yandaga obutambi...

Bakutte 2 ku by'omuwala eyafiiridde ku kyeyo...

POLIISI mu Kampala ekutte abantu babiri ku by’omuwala Juliet Nakiyimba, eyakukusibwa n’atwalibwa mu ggwanga lya Jordan oluvannyuma gyeyafiiridde mungeri...

Bannayuganda abasuubulira e Juba beekubidde...

SIPIIKA Rebecca Kadaga agambye nti akitegeddeko nti gavumenti ya South Sudan eyagala kweddiza katale akaazimbibwa Bannayuganda era bakoleramu emirimu mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1