TOP

Diaspora

Omukugu annyonnyodde ekiretera poliisi obukambwe...

MUNNAYUGANDA omukugu mu kubuuliriza ku by’emisango agambye nti obukambwe bwa poliisi n’amagye eri abantu babulijjo mu mawanga ga Afrika bususse ogw’omulamuzi...

Munnayuganda mu Amerika yettidde mu limbo...

BANNAYUGANDA ababeera mu ssaza ly’e Massachusetts mu kibuga Boston mu katawuni ka Watertown baguddemu ekyekango owooluganda lw’Omusumba w’Ekkanisa yaabwe...

Kawukuumi' ali mu poliisi yeetaaga okutunuulirwa...

MUNNAYUGANDA omukugu mu kunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Bungereza , Richard Musaazi, awabudde nti poliisi yeetaaga okutunuulirwa enkaliriza kuba...

Ebya muninkini wa Sharita bibi: Abalangira...

SSAABALANGIRA Godfrey Musanje Kikulwe ayingidde mu nsonga za Noah Kayondo Musanje muninkini wa Sharita Mazzimawanvu ne banne 12 abagambibwa okugobwa mu...

Abagenda ku kyeyo mwewale bakayungirizi -...

POLIISI erabudde abawala abaagala okugenda ku kyeyo okwewala bakayungirizi ne kkamupuni ezitamanyiddwa kibayambe obutafunirayo buzibu ng’okubatta ne babaggyamu...

Museveni asuubizza okusonyiwa bayinvesita...

PULEZIDENTI Museveni asisinkanye banaggagga Abawarabu n’abazungu n’abaperereza okujja mu Uganda okutandikawo emirimu ng’agamba nti gavumenti ejja kubasonyiwa...

Aba NRM e Misiri bawagidde Ssemateeka akyusibwe...

ABAWAGIZI ba NRM e Misiri (Egypt) bawagidde eky’okukyusa mu nnyingo ya Ssemateeka eya 102 b, okuggyawo ekkomo ku myaka okuggyawo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti...

Aba NRM ababeera ebweru badduukiridde eyalumiddwa...

ABAWAGIZI ba NRM ababeera ebweru wa Uganda abakulemberwa Mw. Patrick Asiimwe badduukiridde abaana ababiri abalumiddwa embwa e Masaka n’ensimbi akakadde...

Munnayuganda bamuttidde e Bungereza

Munnayuganda abadde asomerera okuvuga ennyonnyi ennwaanyi mu magye ga Bungereza asindiriddwa amasasi mu kibuga London n’afa nga yaakatuusibwa mu ddwaaliro....

Abayimbi kumpi bonna baggweeredde mu Amerika!....

NGA ne Bebe Cool tannakomawo okuva mu Amerika gy’amaze ebbanga, abayimbi abalala bangi bagenda mu ggwanga eryo nga bali ng’abalina ekibasika okugendayo....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1