TOP

Diaspora

Afiiridde ku kyeyo e Buwarabu abooluganda...

ABOOLUGANDA lw’omugenzi Alex Mudambo 27, balumbye ofi isi za kkampuni eyatwala omuntu waabwe mu Abu Dabie okukuba ekyeyo n’afi irayo mu ngeri etennategeerekeka...

Bella Mubiru awaanye omulenzi we

BELLA Mubiru oluwangudde engule y’omuyimbi asinga mu Bannayuganda ababeera ebweru, (Best Artist in the Diaspora) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards...

Iryn Namubiru akubye ab'e London omuziki...

OMUYIMBI Iryn Namubiru akubye Bannayuganda ababeera e Londona omuziki nga batongoza ekibiina kya ‘myusiki’ ekibagatta e London.

Bobi Wine agenze mu Amerika kuyimbira Bannayuganda...

BOBI WINE ne mukazi we Barbie Itungo bagenze Boston mu Amerika okwetaba mu lukuηηaana lwa Bannayuganda ababeera mu Amerika olwa UNAA.

Aba Ebonies ne Mariach bagenze mu Amerika...

Aba Ebonies ne Mariach bagenze mu Amerika kutumbula bya buwanga

Munnayuganda e Japan adduukiridde gwe batemyeko...

MUNNAYUGANDA abeera e Japan adduukiridde Judith Nakacwa bba gwe yatemyeko omukono ogwa kkono.

Bannayuganda ababeera mu Amerika beebugira...

BANNAYUGANDA ababeera mu Amerika abeegattira mu mukago gwa UNAA bategese olukung’aana lwabwe olwa buli mwaka ng’olwomwaka guno lwakubeerawo nga September...

Bannayuganda abasuubulira e Juba balojja...

Abasuubuzi tebakyasobola kutwala byamaguzi n’abo ababadde bakolerayo gabeesibye.

Gavt. etaddewo nnamba y'essimu okweyambisibwa...

Gavumenti ya Uganda yataddewo ennamba ya ssimu +211928302044 n’eragira Bannayuganda kwe baba bakuba, okuweereza obubaka obuwandiike oba WhatsApp okusobola...

Bannayuganda abaasimattuse amasasi e Sudan...

Micheal Angeng ow’e Kibuli afumba mmere e Juba baamuwadde ekitanda e Mulago: Bankubye essasi mu kugulu ne lifulumira mu kulala, twabadde tutambulira mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM