EMBEERA ya Bad Black (Shanitah Namuyimbwa) egenze etereera nnannyonyola engeri gye yakoseddwaamu eyatuusizza abantu okumubika.
Mc Ronnie Ndawula yewaanye oluvannyuma lw’okuwangula engule ya munnamawulire w’omwaka mu mpaka za Starqt Awards ezaategekeddwa aba Starqt Fashions e South...
OMUWALA yabadde ayogera ne nnyina ku ssimu n’awulira abakonkona; teyategedde nti yabadde alumbiddwa batemu abaamusse!
“Mpulire essanyu buli lwe nninnya ku siteegi okuyimba ne nvaako nga waliwo abantu Abalokose kubanga eno y’emu ku nsonga lwaki nnasalawo okuyimba,” bwatyo...
ABOOLUGANDA lw’omugenzi Alex Mudambo 27, balumbye ofi isi za kkampuni eyatwala omuntu waabwe mu Abu Dabie okukuba ekyeyo n’afi irayo mu ngeri etennategeerekeka...
BELLA Mubiru oluwangudde engule y’omuyimbi asinga mu Bannayuganda ababeera ebweru, (Best Artist in the Diaspora) mu mpaka za Uganda Entertainment Awards...
OMUYIMBI Iryn Namubiru akubye Bannayuganda ababeera e Londona omuziki nga batongoza ekibiina kya ‘myusiki’ ekibagatta e London.
BOBI WINE ne mukazi we Barbie Itungo bagenze Boston mu Amerika okwetaba mu lukuηηaana lwa Bannayuganda ababeera mu Amerika olwa UNAA.
Aba Ebonies ne Mariach bagenze mu Amerika kutumbula bya buwanga
MUNNAYUGANDA abeera e Japan adduukiridde Judith Nakacwa bba gwe yatemyeko omukono ogwa kkono.