AKATALE kye kimu ku bisinga okusoomooza abalimi n’abalunzi mu Uganda era bangi batuuka okufiirizibwa ssente zonna ne baviiramu awo.
ENKWATA y’amakungula kimu ku bisinga okufiiriza abalimu mu Uganda olw’ebyamaguzi ebimu ebituusibwa mu katale ng’omutindo guli wansi.
Oluvannyuma lw’amasomero okuggalwa okusobola okutangira okusaasaana kw’ekirwadde kya Covid 19, Kampuni ya Vision Group yatandikawo enkola ey’okuwandiika...
ENKUBA waliwo lw’etonnya ennyingi n’oluusi okufudemba obutasalako abantu abali mu kuzimba n’abateekateeka okutandika ne basoberwa.
Kya makulu omuntu akuguza ennyumba okukuwa ppulaani yaayo n’ogiwa omukugu nagyetegereza okukakasa nti ebiriko byagobererwa bulungi okwewala okufuna obuzibu...
BULI muntu afuna ssente n’atannaba kuzifuna aloota kimu kugula poloti n’okuzimba awone obupangisa.
Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe
Omuntu yenna azimba abera aba ayagala akole ekintu ekirabika obulungi era nga kinawangaala ate nga tekiseerebwa.
JUSTINE Nansasi, 45, omutuuze w’e Kawempe mu Tebuyoleka Zooni, mu ggombolola y’e Nangabo alina ennyumba gy’azimba ya bisenge bitaano.
AKAKAIIKO akassibwaawo Palamenti okubuuliriza ku bigambibwa nti waliwo okukabawaza n’okukuluusanya abaana mu masomero kanjudde lipoota yaako ng’erimu ebyesittaza...