EBIBUUZO bya S4 ebifulumiziddwa minisitule y’ebyenjigiriza olwaleero bizze n’essanyu naye era n’okweraliirira. Abazadde n’abayizi nga bajaganya olw’okubikola...
Ssentebe w’ekitongole kya UNEB, Prof. Mary Okwakol, asinzidde ku mukolo gw’okufulumya ebyavudde mu bibuuzo bya siniya eyookuna n’alaga obwennyamivu olw’abantu...
Ebibuuzo by’abayizi 1825 ebyakwatiddwa mu ggwanga lyonna kuliko n’ebyamasomero amanene agamanyiddwa ennyo mu ggwanga.
ABASOMESA b'e Makerere ku yunivasite beewozezzaako mu kakiiko ka Palamenti ku bigambibwa nti, bayitiridde okukabassanya abawala ne bagamba nti babasoomooza...
MINISITA omubeezi ow’ensonga z’abaana n’abavubuka Florence Nakiwala Kiyingi akubirizza abazadde obutalekera basomesa na bannaddiini kubagunjulira baana....
Gavumenti erangiridde okuddamu okuwandiisa abasomesa ba siniya oluvannyula lwemyaka etaano.
Abakulu b’amasomero beemulugunyizza ku basomesa abagayaavu ne bagamba nti be bavuddeko ebyenjigiriza okusereba mu disitulikiti.
MUNNAKATEMBA Andrew Benon Kibuuka akubirizza abazadde bulijjo okufaayo ku bitone by'abaana baabwe naddala nga bakyali bato.
Omukungu w’ekibiina kya Lotale ku mutendera gw’ensi yonna, Kenneth Wycliffe Mugisha, asabye abavubuka bakomye omuze gw’okudiibuuda ensimbi.
AKULIRA abasunsuzi b’amawulire mu lupapula lwa Bukedde, Samuel Kaisrye akubirizza abazadde ku kuweereza abaana n’ategeeza nti abantu abasinga okutigomya...