TOP

Ebifuna

Abalamuzi batandise okusunsula omulimi asinga...

ABALAMUZI mu mpaka z'omulimi asinga ezitegekebwa kkampuni ya Vision Group etwala ne Bukedde ne ziwangirwa ekitebe kya Budaaki mu Uganda, bbanka ya DFCU...

Ebigezo bya S4 bitandika wiiki eno

Ebibuuzo bya UNEB ebya S4 bitandika wiiki eno n’okubuulirira abayizi kunaabaawo ku Lwokutaano nga 14, October.

Kanyama abba n'addukira mu mwala gwa Nakivubo...

POLIISI mu Kampala ekutte kanyama ali mu kibinja ky’ababbi abateega abantu ne bababba ne baddukira mu mwala gwa Nakivubo n’ayogera abatuma.

Meeya atongozza okufuuyira ebiku mu Makindye...

MEEYA w’e Makindye, Ali Ng’anda Mulyannyama akunze abantu baakulembera bave mu nsonyi ng’ebiku bimalawo.

Bakansala e Makindye bakubaganidde mu lukiiko...

MEEYA w’e Makindye, Ali Kasirye Nganda Mulyannyama akyatabuddwa oluvannyuma lw’olukiiko lwe yayise okuggweera mu kukubagana nga Bakansala aba NRM n’abooludda...

Ekinnya ky’e Namuηηoona kyeraliikiriza abatuuze...

ABATUUZE b’e Namuηηoona ku luguudo lw’e Hoima beeraliikirivu olw’oluwonko olulidde ekkubo.

Abatunda n'okusuubula amatooke bafuna kiralu!...

ABALIMI n’abasuubuzi b’amatooke mu bitundu ebitali bimu basanyufu olw’emiwendo egiri waggulu ku katale.

UMEME eyodde ababbirira amasannyalaze e Kawempe...

ABATUUZE mu bifo by’enzigotta mu Kawempe basigadde mu kibubulu oluvannyuma lw’ebikwekweto ekitongole ky’amasannyalaze ekya UMEME bye kyakoze ku babbirira...

Engeri gy’oyinza okukola ssente mu nju yo...

ETTAKA kyabugagga ggwe alirina ky’oyinza okukozesa okugaggawala n’obeera mu bulamu obweyagaza.

Obusimu mu masomero

Essimu bw’aba musomesa oyinza okumwogerako nti yakyasinze okumanya ebintu ebingi kyokka ekibi kye nti tasengejja mu by’asomesa ebirungi n’ebibi byonna...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM