Essimu bw’aba musomesa oyinza okumwogerako nti yakyasinze okumanya ebintu ebingi kyokka ekibi kye nti tasengejja mu by’asomesa ebirungi n’ebibi byonna...
ABASUUBUZI ba KACITA baloopedde ekitongole ekisolooza omusolo ekya URA amakampuni ge bakozesa okubalirira omusolo nga bwe gababba.
Empaka za Cricket w’amasomero ga ssiniya ag’abalenzi ezituumiddwa Pepsi and Bankstown Cricket Club Sydney zirangiriddwa okutandika ku Lwokumaaga luno zikomekerezebwe...
Minisita w’eggwanga ow’emizannyo, Charles Bakkabulindi asiibudde bamusaayimuto ba Uganda abasobye mu 150 okuva mu masomero 32 abagenze e Kenya okuvuganya...
Endabika y'essomero lya Gavt. erya Zzimmwe Cope P/S e Kyanamukaaka - Masaka yennyamizza Abawarabu ne beeyama okubakwatizaako
BANNAYUGANDA abasoba mu 1000, be basuubirwa okufuna emirimu mu kkampuni y’Abachina eya Sinotruck egenda okuzimba ekkolero lya sipeeya w’emmotoka mu Uganda....
POLIISI be yakutte ku gw’okutta omuvuzi wa sipensulo ku Magoba Arcade mu Kampala kkooti ebasindise ku limanda. Kuliko omwetissi w’emigugu mu Kikuubo omulala...
Abakugu bagamba nti omwana ayanguyirwa okuyiga okusoma n’okuwandiika ssinga abeera n’obutabo bw’asoma, awaka w’abeera ne ku ssomero gy’asoma.
MMENGO egabidde abayizi abasukka mu 700 bbasale, Katikkiro n'abakubiriza okussa omwoyo ku by’okusoma baleme kuswazibwa nga bannabyabufuzi abamu ensangi...
MINISITA omubeezi ow’ebyenjigiriza ebya waggulu, Dr. JC Muyingo agambye nti mu kisanja ky’omulundi guno beetegefu okuggoggola ekitongole ky’ebyenjigiriza...