TOP

Ebikonde

'The Bombers' batandise okwetegekera eza...

TTIIMU y’eggwanga ey’ebikonde etandise okwetegekera emizannyo gya Common Wealth egigenda okuyindira mu kibuga Gold Coast ekya Australia.

Golola alangidde munne amasulubu ne beegwa...

Ebigambo by’obusagwa Moses Golola bye yayogeredde Abu Kikenwa byamuzaalidde akabasa bweyamuyise ‘Masulubu’ ekyaggye munne mu mbeera ne beegwa mu malaka....

Golola akubye Omuhungary n'asitukira mu musipi...

“Nabagambye ng'enda kumubakubira mwogeze n’Oludica, mmukubye n'atandiika n’okuyita Yesu ne yeerabiira nti Omulokozi kojja wange,”Golola bwe yeewaanye....

Ab'ensambaggere bawangudde zaabu e South...

Abazannyi; Mohammed Lukwago ne Michael Ngabo be baawangulidde Uganda emidaali nga kati balindiridde mwaka gujja okwongera okulaga kye balinawo nga be batunuulidde...

Abeebikonde bakungubagidde Kikungwe

Kiraabu z’ebikonde 4 zikungubagidde abadde ssentebe wa kiraabu ya Kikungwe Boxing, Al- Hajji Isa Kikungwe eyafudde ekibwatukira ku makya g'olwa Ssande....

Vegas Lubega aweze okuggunda Omuzungu amuddugaze...

Vegas Lubega aweze okuggundu Omuzungu amuddugaze

Ttiimu y'ebikonde eri mu kattu e Girimaani...

TTIIMU y’eggwanga ey'ebikonde ‘The Bombers’, etuuyana lwa bukadde 16, ezigibanjibwa wooteeri gy'ebadde esuzibwa mu mpaka za World Boxing Championships...

Mayweather aggunze McGregor tonziriranga...

Omukubi w’enguumi Flyod Mayweather Junior enkya ya leero mu Amerika alaze nga bw’akyali nnantameggwa waazo mu nsi yonna bw’awangudde oluzannya lwe olwa...

Kiggwa leero: Mayweather ne McGregor ani...

KU Ssande nga bukya, omuwanguzi w'ekikonde ky'omwaka wakati wa Floyd Mayweather ne Conor McGregor lw'amanyika.

Bombers ewaga kufufuggaza Bazungu mu z'ensi...

NG’ESIGADDE wiiki biri zokka ttiimu y’eggwanga ey'ebikonde ‘The Bombers’ esitule okwolekera ekibuga Harmburg ekya Girimaani okwetaba mu mpaka za World...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM