TOP

Ebikonde

 Muhangi (ku ddyo) ne Dr. Karusa

Abazannyi b'ebikonde beerin...

Abazannyi b'ebikonde mu ggwanga abatali batayirire bubakeeredde, UBF bw'eyisizza ekiteeso ekitayirira buli omu

 Simon Katongole omumyuuka wa pulezidenti w'ekibiina kya UPBC ekyabazannya ebikonde by'ensimbi ku kkono, adiriddwa Fatuh Alwi dayirekita w'ebyenjigiriza ku IUEA University, Kiwanuka wakti n'omugaga Sam Buchanan, Raga Dee ne Maureen Mulangira ssabawandiisi wa UPBC nga banjula omusipi Kiwanuka gwagenda okulwanira.

Omusipi Kiwanuka gw'agenda ...

Kiwanuka yaweze nga bw’atagenda kugukirizza musipi gwa WBF Heavy weight kufuluma Uganda kuba waakukuba Omuzimbabwe amuleke mu kubiro.

 Julius Maliamungu owa Sparks Boxing Academy ku ddyo ng'awumiza Bob Weraga owa COBAP

Kiraabu ez'enjawulo ziwawad...

Kiraabu z'ebikonde ez'enjawulo zeepikira kusitukira mu mpaka za Intermediates

 Ssebute (ku kkono), Maureen Mulangira Ssabawandiisi wa UPBC n'Omutanzania Muhamed Swedi (ku ddyo).

Ssebute alinze Omutanzania ...

Ssebute ne Swedi bakwambalagana enkya (Lwakutaano) mu kisaawe kya MTN Arena e Lugogo nga balwanira omusipi gwa ‘East and Central Africa Super Fly Weight...

 Frank Kiwalabye ow'okubiri ku ddyo ne Kasita Muwonge wakati omutegesi w'olulwana luno mu kulutongoza ku Landmark Hotel e Makindye wakati ye Abbey Mugayi omumyuuka wa pulezidenti wa UPBC ekibiina ekidukannya ebikonde byabazannya ebyensimbi mu ggwanga.

Kiwalabye awera

Kiwalabye ayagala kuwangula musipi gwa 'UBO Africa Bantam weight title’asobole okwatagana n'abalwanira ogw'ensi yonna.

 Sipiika Rebecca Kadaga (ku kkono) ne Moses Muhangi owa UBF

Sipiika Kadaga asuubizza ab...

Sipiika Rebecca Kadaga asuubizzaokukwasiza ku beebikonde, n'okulaba nga bafuna ensimbi ezimala okuva mu Gavumenti

 Martin Okayi (ku kkono) owa COBAP ng'attunka ne Munnakenya George Odhiambo

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e...

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka mu kkubiro

Abebikonde basimidwa okukol...

Abaddukanya ebikonde basabya Gavumenti okubeera n'obwenkanya ng'esiima bannabyamizannyo

 Ttiimu ya The Bombers  mu kkomera e Luzira gy’abadde yakuba enkambi. Wakati mu nkonfiira enzirugavu ye Moses Muhangi. Amuddiridde ku kkono  y’amyuka akulira emizannyo e Luzira ASP Robert Lwanve ne ASP Papus Muhurizi, ow’ensambaggere ne taekwondo.

Abeebikonde boongeddwaamu e...

Ttiimu y'eggwanga eyeebikonde yeeyongeddemu ebbugumu olw'ensimbi ezibasuubiziddwa

Olutalo lwa Golola ne Semat...

MOSES Golola of Uganda ayanukudde Umar Semata gwe yawangudde mu lulwana lw’ensambaggere wiiki ewedde nti bw’aba teyamatidde nti yamukubye n’amwogoloza,...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)