Abaddukanya ebikonde mu ggwanga bakukkulumidde Gavumenti olw'okubawa ebifo ebitono ku ttiimu egenda mu mizannyo gya Afrika
Ttiimu y'eggwanga ey'ebikonde, The Bombers eyongedde okwekkiririzaamu bw'eweereddwa ebyokweyambisa nga yeetegekera emizannyo gya Africa
Ttiimu y'eggwanga eyeebikonde eyongeddwa obukodyo obunaagisobozesa okuwangula emidaali mu mizannyo gya Afrika
Ekibiina ekiddukanya ebikonde mu ggwanga, kyegasse n'ebibina by'obulamu okulwanyisa obulwadde bwa siriimu mu bazannyi
Kanyama w'omu bbaala awumizza omusituzi w'emigugu eng'uumu emulese ng'aboyaana
Badru Lusambya, oweebikonde agambye nti abivuddemu lwa ddogo
Lukanga Boxing Club yayongedde okusemberera ekikopo bwe yeefuze oluzannya lwa ‘semi’ n’etuusa abazannyi 4 ku fayinolo mu mpaka za ‘National Open Boxing...
Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship ku Lwomukaaga
Kiraabu ya COBAP essukkulumye ku zinaayo 12, n'esitukira mu kikopo kya 'Rubaga Division Inter - Club Tournament'
Minisita w'Emizannyo,Charles Bakkabulindi asabye abaddukanya ebikonde mu ggwanga okutabagana basobole okubitwala mu maaso.