TOP

Ebikonde

Nyakana awadde abeebikonde obukodyo okuwangula...

Godfrey Nyakana eyaliko kapiteeni wa ttiimu y’eggwanga ey’ebikonde “The Bombers’ ayongedde okuwa ttiimu essuubi bw'ayingidde enkambi n'agiwa obukodyo obunaabayamba...

Basajjamivule agenze Russia kulwanira ngule...

Omuggunzi w’ebikonde eby’ensimbi David Basajjamivule atuuse mu ggwanga lya Russia okuzannya ebikonde by’ayagala okuwanguliramu emisipi ebiri egiri ku ddaala...

Tikiti ezitwala ttiimu y'ebikonde mu za Africa...

Wade ng'ebula ennaku 4 empaka za Africa Boxing Championships ziggyibweeko akawuuwo e Congo Brazeville, ekibiina ekitwala ebikonde mu ggwanga UBF kiri mu...

Aba Bombers beeyuzizza obulindaminyira nga...

Eηηuumi enyoose abamu ku bakubi b'ebikonde ne beeyuza n'obulindaminyira mu lutalo lw'okulwanira ennamba ku ttiimu y’eggwanga ‘The Bombers’mu kusunsulamu...

Munnayuganda Apolot awera kukeesa Muzungu...

Abazannyi b’ensambaggere abagenda okulwanira emisipi gy’ensi yonna bapimiddwa ne batuukiriza obuzito obwetaagisa okukwatagana.

COBAP yeefuze eza Dick Katende Memorial Boxing...

KIRAABU ya COBAP yeefuze empaka za 'Dick Katende Memorial Boxing Cup' ezaakomekerezebwa ku MTN Arena e Lugogo eggulo ku Ssande bw'ewangudde ebikopo 3 mu...

Fury yeepikira Anthony Joshua

OMUNGEREZA omukubi w'ebikonde, Tyson Fury, asoomoozeza Mungereza munne Anthony Joshua bw'amugambye nga bwe yakubye omunnafu okutwala omusipi gw'ensi yonna...

Anthony Joshua aggunze Klitschko

OMUNGEREZA Anthony Joshua yalangiriddwa ku bwakyampiyoni bw’ebikonde mu nsi yonna oluvannyuma lw’okumegga Wladimir Klitschko ku Lwomukaaga.

Omurussia azannyira Uganda awangudde Omutanzania...

Omukubi w’ebikonde Shahin Adygezalov asitukidde mu ngule y’ensi yonna eya Universal Boxing Organization gw’abadde avuganya naye Amos Mwamakula okuva mu...

Omurussia akwatidde Uganda bbendera mu buzito...

Omukubi w’ebikonde, enzaalwa ya Russia, Shahin Adygezalov atandise okubangulwa mu jiimu ya Rayz ku Mabiriizi Plaza nga yeetegekera olulwana lw'engule engule...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM