Akakiiko akavunaanyizibwa mu mizannyo gya Olympics aka Uganda Olympics Committee (UOC) kagulidde omusituzi w’obuzito Hamdan Serwanga Lutaaya tikiti okugenda...
Omuzannyi w'ensambaggere akyali omupya ku maapu ya Uganda mu bakazi, Diana Turyanabo, yeesozze akademi ya Moses Golola eya Golola Talent Academy n'awera...
Omuzannyi w’ensambaggere Ronald Mugula atandise okutendekebwa ku jjiimu ya KBC e Nakivubo okwetegekera olulwana ne Umar Semata lw’ayagala okuwangula okulaga...
Kiraabu ya KCCA ey’ebikonde esitukidde mu mpaka za National Open eza 2017 mu mutendera gw'abakulu bw’efunye obubonero 30 mu mpaka eziyindidde e Lugogo...
ABAWAGIZI b'ebikonde baalabye katemba atali musasulire maneja w'ebbaala ya Mzanzi bwe yasibye kkuleeti za bbiya 10 ku mukubi w'ebikonde wabula ne yejjulula...
Omukubi w’ebikonde Ronald Serugo leero (Lwamukaaga) ali mu miguwa okuttunka ne Narek Abgaryan enzaalwa ya Armenia mu buzito bwa fly weight.
Uganda ekutte kyakubiri mu mpaka z’ensambaggere ezitali za nsimbi mu ggwanga lya Misiri nga bannyinimu be baasitukidde mu kikopo kya Egypt International...
‘Mu ngeri y’okuzaamu abazannyi amaanyi ntaddewo poloti yange eya 100x50 esangibwa mu tawuni y’e Mpigi eri oyo anaawangula omudaali gwonna mu Olympics eziri...
BANNABYAMIZANNYO naddala abakubi b’ebikonde bakeeredde mu kiyongobero olw'amawulire g’okufa kw’abadde omutendesi w’ebikonde, Dick Katende.
WADDE mu mizannyo gya Olympics wa 2008 teyasukka luzannya lwakubiri, omuggunzi w'ebikonde Ronald Serugo (Flyweight) aweze okweggyako ekikwa ky'obutawangula...