TOP

Ebikonde

 Patricia Apolot ne Carina Greimel mu kupimibwa okulwanira omusipi gw'ensi yonna ogwa Intercontinental nga kati Apolot y'agulina. (ekif: Silvano Kibuuka)

Munnayuganda Apolot awera k...

Abazannyi b’ensambaggere abagenda okulwanira emisipi gy’ensi yonna bapimiddwa ne batuukiriza obuzito obwetaagisa okukwatagana.

 Muwala w'omugenzi Dick Katende Sheillah Katende ng'akwasa ttiimu ya COBAP okuwangula ekikopo. Ekif- Fred Kisekka

COBAP yeefuze eza Dick Kate...

KIRAABU ya COBAP yeefuze empaka za 'Dick Katende Memorial Boxing Cup' ezaakomekerezebwa ku MTN Arena e Lugogo eggulo ku Ssande bw'ewangudde ebikopo 3 mu...

Anthony Joshua ne Fury Tyson

Fury yeepikira Anthony Joshua

OMUNGEREZA omukubi w'ebikonde, Tyson Fury, asoomoozeza Mungereza munne Anthony Joshua bw'amugambye nga bwe yakubye omunnafu okutwala omusipi gw'ensi yonna...

Anthony Joshua aggunze Klit...

OMUNGEREZA Anthony Joshua yalangiriddwa ku bwakyampiyoni bw’ebikonde mu nsi yonna oluvannyuma lw’okumegga Wladimir Klitschko ku Lwomukaaga.

 Amos Mwamakula ng'anyigirizza Shahin Adygezalov mu nsonda bwe baabadde basindanira omusipi gwa UBO ku Club Obligato. Shahin yawangudde . Mu katono ng'abuuza ku Mwamakula . (Ekif: Silvano Kibuuka)

Omurussia azannyira Uganda ...

Omukubi w’ebikonde Shahin Adygezalov asitukidde mu ngule y’ensi yonna eya Universal Boxing Organization gw’abadde avuganya naye Amos Mwamakula okuva mu...

 Omukubi w'ebikonde okuva mu ggwanga lya Russia, Shahin Asygezalov ng'abangulwa omutendesi Charles Semakalu mu kwetegekera olulwana lw'omusipi gwa UBO nga April 23. (Ekif:Silvano Kibuuka)

Omurussia akwatidde Uganda ...

Omukubi w’ebikonde, enzaalwa ya Russia, Shahin Adygezalov atandise okubangulwa mu jiimu ya Rayz ku Mabiriizi Plaza nga yeetegekera olulwana lw'engule engule...

  Ambrose Tashobya ng'akwasa omusituzi w'obuzito omuto Hamdan Mutaaya ne pulezidenti wa Uganda Weightlifting Fedratioin Salim Musoke bbendera. Ku kkono ye kitaawe wa Hamdan ayitibwa Isa Kanda Lutaaya . (Ekif: :Silvano Kibuuka)

Musaayimuto mu kusitula obu...

Akakiiko akavunaanyizibwa mu mizannyo gya Olympics aka Uganda Olympics Committee (UOC) kagulidde omusituzi w’obuzito Hamdan Serwanga Lutaaya tikiti okugenda...

 Golola ng'atendeka Turyanabo.

Golola akansizza omukazi at...

Omuzannyi w'ensambaggere akyali omupya ku maapu ya Uganda mu bakazi, Diana Turyanabo, yeesozze akademi ya Moses Golola eya Golola Talent Academy n'awera...

 Ronald Mugula (ku kkono) ng'abangulwa omutendesi we Twahib Mayanja mu nsambaggere ku jiimu ya KBC Feb 22 2017.(ekif: Silvano Kibuuka)

Mugula atandise okwetegeker...

Omuzannyi w’ensambaggere Ronald Mugula atandise okutendekebwa ku jjiimu ya KBC e Nakivubo okwetegekera olulwana ne Umar Semata lw’ayagala okuwangula okulaga...

KCCA ewangudde empaka z'ebi...

Kiraabu ya KCCA ey’ebikonde esitukidde mu mpaka za National Open eza 2017 mu mutendera gw'abakulu bw’efunye obubonero 30 mu mpaka eziyindidde e Lugogo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)