TOP

Ebirala

Sipiika wa palamenti asiimye aba cricket...

Sipiika wa palamenti, Rebecca Kadaga, ategeezezza nga bw'agenda okwongera okutunda omuzannyo gwa cricket mu babaka gusobole okweyongera okukula

Abasituzi b'obuzito balwanira kugenda Japan...

Abasituzi b'obuzito boolekedde Amerika nga bayigga obubonero obunaabatwala mu mizannyo gya Olympics e Japan

Powers ereese 3 kulemesa City Oilers liigi....

Okuva mu 2011, Powers enoonya bazannyi baddamu kugiwanguza liigi. Buli katale kabazannyi ekajjumbira nga ne ku luno yeekasoosemu.

Eyali owa Express yebbululidde mu Futsal...

Omar Hitimana, eyali kapiteeni wa Express, akolerera kudda mu liigi ya babinywera ng'ayitira mu mpaka za Fustal

Owa Ndejje University abakubiriza okwekulaakulanya...

Asuman Lubowa, ow'ebyekikugu mu ttiimu ya Ndejje University akubirizza bannabyamizannyo okweyambisa ebitone byabwe okwekulaakulanya

KCCA FC efunye akakiiko k'abawagizi

Ssentebe wa KCCA FC atongozza akakiiko k'abawagizi, n'akasaba okutalaaga eggwanga lyonna basobole okusaggula abawagizi ab'enjawulo

'Mukomye entalo mu bibiina byemizannyo

Pulezidenti wa UOC,William Blick, asabye Muhangi ne FUFA okukomya entalo, essira balizze ku kukulaakulanya emizannyo

Empaka z'amasomero ga siniya ziyiiseemu kavvu...

Abaddukanya empaka z'amasomero ga siniya basuubizza okulinnyisa omutindo kkampuni ya Fresh Diary bwe bayiyeemu obuwumbi busatu

Omutendesi w'Ekika ky'Emmamba agudde mu bintu...

Cyrus Nsubuga, omutendesi wa ttiimu y'Emmamba agonnomoddwaako ekifo mu kika kino

Abatendesi banyiivu ne badiifiri ba liigi...

Abatendesi ba liigi y'abakazi basabye ba ddiifiri okubeera abeerufu nga balamula emipiira.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM