TOP

Ebirala

City Oilers ewunya kikopo

City Oilers ewangudde Betway Powers mu basketball n'ewera nga bwe watakyali ayinza kugiremsa kikopo kya mwaka guno

KIU Titans emalidde mu kyakusatu

OLUVANNYUMA lwa KIU Titans okuwandulwamu City Oilers ku mutendera gwa Semi mu Liigi ya Basketball, ekiruyi ekimalidde ku JKL Dolphins n’emalira mu kyokusatu...

Rugby Cranes eyagala kweddiza kya Afrika...

Ttiimu ya Rugby Cranes ey'abazannyi omusanvu egenze mu Tunisia okulwanirira ekikopo kya Afrika

Kyampiyoni wa ludo akiguddeko

Ttiimu ya Kawanda Giants, abaawangula ekikopo kya liigi ya ludo omwaka oguwedde, esaliddwaako

City Oilers ezze engulu mu basketball

Ttiimu ya City Oilers etangaazizza emikisa gy'okweddiza ekikopo kya liigi ya basketball

Hamilton yandirangirirwa ku bwakyampiyoni...

Vettel ali mu kyokubiri yatomereganye ne Vasterppen mu zibadde e Japan

Bamusaayimuto bagenze kukiikirira Uganda...

Bamusaayimuto bagenze mu mizannyo gya Summer Youth Olympics mu Argentina nga bawera kukomawo na midaali

City Oliers ewera kufutiza Betway Powers...

City Oilers, bakyampiyoni ba basketball mu ggwanga, bawera kwesasuza Betway Powers

Aba USPA balonze ttiimu ya yunivasite ey'okubaka...

Ekibiina kya bannamawulire abasaka ag'emizannyo ekya USPA kironze ttiimu ya yunivasite ey'okubaka ku buzannyi bwa September

Abayizi ba Taibah baakuvuganya mu gy'Amefuga...

Abayizi ba Taibah baakuvuganya mu mizannyo egy'enjawulo nga beekulisa okuweza emyaka 20 bukya masomero gaabwe gatandikibwawo

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1