BBEBI owa wiiki emu bamusudde ku kasasiro mu Kikajjo Zooni.
NEEVUMA obwavu obwannemesa okusoma ne nsalawo okukola obwa yaaya obundeetedde ebizibu bye ngenda okufa nga nneevuma. Bino bye bimu ku bigambo by’omuwala...
OMUKAZI yeekobaanye ne bba ne bookya omwana ekidomola nga bamulaga kubba 500/-. Fatumah Nangobi 20, akuumibwa ku poliisi y’e Ndejje - Lubugumu mu Munisipaali...
OMUKAZI agambibwa okunyoola omwana wa muggya we ebitundu by’ekyama, poliisi emukutte.
Omwana addukidde ku poliisi olwa muka kitaawe okumukuba emiggo n’amuleetako ebisago. Shamudu Kaweesi, 8, omuyizi ku ssomero lya Enemic e Kawempe agamba...
MAAMA alaajanidde abazirakisa olw'omwana we ow'emyaka omwenda, eyagongobala. Nuruh Nakimuli ow'e Gganda mu Wakiso atubidde ne mutabani we Derrick Kato...
POLIISI y’e Kawaala eggalidde omuwala eyasudde omwana ku mizigo oluvannyuma n’adduka.
POLIISI e Kawempe ekutte omukulu w''essomero lwa kutulugunya bayizi, ng''omu yamukubye namuggyamu amannyo namumenya n''omukono ng''omulala yalagidde omusomesa...
POLIISI y’e Katwe ekutte n’eggalira omusomesa w’e ssomero lya Minaka Kindergarten & P/S e Makindye mu Barracks Zooni ku bigambibwa nti yavudde mu mbeera...
POLIISI ekukunudde omukazi mu klezia e Gayaza n’omusajja omulala gwe yagabidde omwana ngabagenze okumubatiza kyokka nga kitaawe abadde amanyiddwa bulijjo...