TOP

Eby’abaana

Ayokezza muwala we lwa butayoza bintu

OMUKAZI asitudde esseffuliya y'amazzi ku ssigiri n'agayiira omwana wa muggyawe ng'amulanga obutayoza bintu. Rose Nakirya 24, ow’e Kasangati ayiiridde Jane...

Abaana 4 baggyiiridde mu nju, 2 bafudde abalala...

EBIWOOBE n’emiranga bibuutikidde ekitundu abaana bana bwe baggyiiridde mu nnyumba babiri ne bafa ate abalala bali ku bitanda e Mulago nga beetaaga ssaala...

Omwana eyalwala ekiwanga adduukiriddwa

MU kaweefube w’okuyamba abaana abatalina mwasirizi, mwanamulenzi King Lawrence nkuba kyeyo ng’ono atuula South Africa era nga ye dayirekita wa King Bridge...

Omwana eyaziba omumwa asaba buyambi

MAAMA w’omwana omukozi gweyakuba ekiggwo namenyeka emba azze mu BUKEDDE n’alajanira abazirakisa okumuduukirira afune tiketi y’ennyonnyi enemutwala okufunira...

Abakazi beekobanye ne bookya omwana wa muggya...

ABAKAZI abooluganda beekobanye ne bookya omwana wa muggya waabwe nga bamulumiriza okubba ekyennyanja.

Omuwala akyadde ewa ssengaawe n’abula n’ebbebi...

Ekyalo kyasattidde okusamba ensiko nga bafuuza omuwala eyavudde e Kayunga okukyalako ewa ssengaawe bw’abuzeewo n’omwana omuwere owa wiiki 3 zokka.

Mmotoka eyingiridde saluuni n’etta bbebi...

BBEBI ow’emyaka ebiri abadde azannya ne banne ku lubalaza lwa saluuni, emmotoka gye babadde basindika eremeddwa okusiba n’emulinnya n’emutta.

Ggeeti y’essomero esse omuyizi

ABAANA ba nassale ababadde bafuluma ggeeti okuddayo eka, basattidde ggeeti y’essomero bw’egudde n’ekuba munnaabwe omutwe n’afa.

Eyazaalibwa nga talina maaso yeetaaga buyambi...

KITAAWE w’omwama eyazaalibwa nga talina maaso asaba buyambi asobole okumutwala ku ssomero.

Eyasambibwa ku lubuto ebigezo yabikoledde...

Omuyizi wa P 7 mu ssomero lya Mukono Town Muslim ebibuuzo yabikoledde ku ndiri oluvannyuma lwa munne okumusamba ku lubuto ekyenda ne kyesiba

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM