TOP

Eby’abaana

Bamukutte lwa kulagajjalira mwana n''akonziba...

EBBUJJE ery’omwaka ogumu eribadde lisibirwa mu nnyumba ewa Kuleekaana kulw’e Salaama, likukunuddwayo poliisi nga likonzibye amagumba gonna gali ku ngulu...

Asobezza ku mwana wa mmwanyina n’amuwa obutwa...

POLIISI y’e Bulenga mu Wakiso ekutte omusajja agambibwa okusobya ku muwala wa mwannyina n’oluvannyuma n’amuwa obutwa

'Omusiisi wa capati olwamumma omukwano n'ayokya...

RHAMULA Mulimira,21, alina abaana basatu. Wabula mu bulamu talyerabira basajja abatatya kukwana bakazi bafumbo, omuli n'ono amusudde ku kyokya.

Omwana atulugunyizibwa akwasizza kitaawe...

POLIISI e Kalungu ekutte omusajja agambibwa okukola ettima ku mwana we n’amusiba emikono katono agikutuleko ng’amulanga okumeketa ku binyeebwa bye eby’ensigo....

Abadde atulugunya ebbuje akwatiddwa.

Abatuuze be Namuwongo Yoka zooni bavudde mu mbeera ne balumba mutuuze munaabwe olw'okutulugunya omwana .

Abayindi baduukiridde abaana Bannauganda...

ABAANA Bannayuganda 20 abalwadde b’emitima abava mu maka agatesobola bajuniddwa bwe babatutte e Buyindi okulongosebwa.

Abaalondeddwa bali ku poliisi e Wandegeya...

ABAANA abalenzi babiri babuliddwaako bakadde baabwe oluvannyuma lw’okulondebwa ne batwalibwa ku poliisi y’e Wandegeya.

Eyakubiddwa akwasizza kitaawe

OMWANA akwasizza kitaawe eyamukubya n’amugongobaza n’okumutuusako ebisago ebyamanyi.

Kitaawe aggaliddwa lwa kumutulugunya

OMUKAZI aloopye bba ku poliisi ng’amulanga okutulugunya mutabani waabwe n’ayita we yandikomye.

Batabukidde abaleka ebbujje mu nju ne basula...

ABAZADDE abasibira omwana ow’emyaka esatu mu nju ne bagenda mu birabo by’omwenge gye bakeesezza obudde, abakulembeze b’ekitundu babatabukidde.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM