TOP

Eby’abaana

Omusomesa aleppuka na gwa ku kuba muyizi...

POLIISI y’e Katwe ekutte n’eggalira omusomesa w’e ssomero lya Minaka Kindergarten & P/S e Makindye mu Barracks Zooni ku bigambibwa nti yavudde mu mbeera...

Bamukutte n’omusiguze nga babatiza omwana...

POLIISI ekukunudde omukazi mu klezia e Gayaza n’omusajja omulala gwe yagabidde omwana ngabagenze okumubatiza kyokka nga kitaawe abadde amanyiddwa bulijjo...

Bebe Cool adduukiridde omwana bazadde be...

OMUYIMBI Bebe Cool adduukiridde ebujje eryatulugunyiziddwa bakadde baalyo nga bamuliranga okulya nnusu 100 ezaali zifisse ku kidomola kyamazzi kye baalituma....

Poliisi ekutte 2 ku by’omwana eyawambiddwa...

EKITONGOLE kya Flying Squad kikutte ne kiggalira abasajja babiri abagambibwa okubeera mu lukwe lw’okuwamba omwana ate bannaabwe ne batandika okusaba abazadde...

Abawambye omwana basabye obukadde 100

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura ayungudde bambega abakugu mu kunoonyereza ku misango egy’amaanyi ne bagenda e Mityana okunoonyereza...

Omuyizi yeemuludde ku basajja abaabadde bamuwambye...

JOAN Nakiwunga,12, asoma mu S1 mu Ample High School E Mutundwe mu Kampala yeemuludde ku basajja abaabadde bamuwambye nga boolekedde olw’e Masaka.

Maama ow'ettima anobye n'aleka ng'asibidde...

MAAMA ow’ettima anobye ku bba n’aleka ng’asibidde abaana be abato basatu mu nnyumba. Phiona Atusasibwe abadde abeera ne bba e Kansanga mu Heritage zooni...

Abaana 10 baweereddwa obutwa e Kyengera

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kyengera mu ggombolola y’e Nsangi abaana 10 bwe batwaliddwa mu ddwaaliro nga bateeberezebwa okunywa obutwa kyokka omu n’akutukira...

Omwana gweyatulugunyizza amukwasizza

OMUKAZI Fazira Nake yasoose kukwata magulu ga mwana n’amusulika, olwo n’amukuba nga bw’amuwuuba mu bbanga.

Omutemu ayokezza essomero omwana n’afiiramu...

OMUZIGU atannategeerekeka ayokezza essomero ne mufiiramu omwana omu. Byabadde ku ssomero lya Shep kindergarten e Bunnamwaya okumpi n’e Kampala.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1