TOP

Eby’abaana

Ow’emyezi 7 alina kkansa

Nnyina w’omwana, Gorreti Natasha (ku ddyo) asaba abazirakisa bamudduukirire asobole okulongoosebwa omumwa oluvannyuma lw’okufuna kkansa.

Omwana yazaalibwa talina w’afulumira

OMWANA eyazaalibwa nga talina w’afulumira asabye abazirakisa bamusondere 1,800,000/- asobole okulongoosebwa.

Ow'emyaka 10 attottodde engeri muka kitaawe...

OMWANA attottodde engeri muka kitaawe gy’abadde amutulugunyaamu n’atuuka n’okumuliisa empitambi nga kati abeera ku muliraano.

Omuwala agambibwa okuba muganzi wa Ak47 bamugobezza...

OMUWALA avuddeyo n’alaga omwana w’omugenzi Emmanuel Mayanja (AK47) owookuna ataabalibwa mu lumbe ate nga tewali atakimanyi mu nnyumba ya Mzee Mayanja....

Eyasabye nnyina okugenda okucakala afiiridde...

OMUYIZI wa siniya 6 eyabadde agenze okuwuga ku Lido beach ne banne agudde mu nnynja n''afa

Omwana ow'omwaka ogumu asuuliddwa ne bbaluwa...

ABATUUZE b’e Mulago baagudde ku mwana ku nkya nga bamuzazise ku mabbali g’ekkubo n’ebbaluwa z’eddwaaliro kwe bamujjanjabira.

‘Maama yeegatta ne muganzi we ne bankuba...

POLIISI ekola ku nsonga z’amaka eri ku muyiggo gwa mukazi eyakubye muwala we n’amunuula omukono. Christine Kyomugisha, 23, yaddukidde ku poliise ye Kawaala...

Nnyina amukasuse n’awagamira mu waya n’emusala...

POLIISI eyigga omukazi agambibwa okukuba omwana we oluvannyuma n’amukanyuga n’agwa mu waya y’engoye eyamukutte mu bulago n’emusala nga yabuzeeko katono...

Basibye omwana ku miguwa ne bamwokya e Mukono,...

OMUKAZI ow’ettima wuuno agamibwa okwekobaana ne muliraanwa we ne basiba omwana wa muganda we gwe yamuwa okumuyamba ku mirimu gy’awaka emikono ne bamwokya...

Asobezza ku mwana n’amutta

OMUSAJJA abadde yeeyita omukozi wa KCCA e Ndeeba n’e Kabowa awambye omwana ow’emyaka omukaaga n’amusobyako n’oluvannyuma n’amutuga.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1