TOP

Eby’abaana

Yaaya eyatulugunya omwana asibiddwa emyaka...

YAAYA, Jolly Tumuhirwe, eyatulugunya omwana wa mukama we asaliddwa ekibonerezo kya myaka 4 ng''ali mu nkomyo e Luzira.

Yaaya eyatulugunya omwana gamwesibye mu kkooti...

OMUKOZI eyatulugunya omwana wa mukama we ategeezezza kkooti nti ekyamukubisa omwana bwali busungu ng’ayagala kwesasuza bazadde b’omwana abaali bamukuba...

Njagala kusoma mateeka nnyambe abaana - Nabukeera...

AISHA Nabukeera yamalirizza ebigezo bya S.6 n’ategeeza Bukedde nti Mukama bw’amusaasira n’ayita nga bw’asuubira ayagala kusoma mateeka asobole okuyamba...

Poliisi yeekenneenya katambi k’omwana gwe...

AKATAMBI akalaga omukozi atulugunya omwana, Poliisi ekatutte mu bakugu mu bya tekinologiya okukakasa obutuufu bwako bawe lipooti.

‘Nange omukozi yanzitira omwana wa myaka...

NGA September 3, 2014, yaaya Phionah Aketch nga yava Nagulu mu nkambi ya poliisi ewa ssenga we (Florence Adong), yatugumbula bbebi w’omukozi wa MTN Andrew...

Omukozi eyatulugunya omwana afunye looya...

MUNNAMATEEKA w’omu Kampala ow’amaanyi yeesowoddeyo okuwolereza ‘hawusigaalo’ kalittima eyabadde atta omwana wa mukama we.

Omukozi naye alulojja; Kayihura alagidde...

HAWUSIGAALO Jolly Tumuhiirwe eyabuzeeko akatono okutta omwana wa Bboosi we, yasoose kweyambula bbulawuzi n’alaga poliisi ebinuubule by’agamba nti bakamaabe...

Minisita ayingidde mu by’omukozi eyatulugunyizza...

OMUWALA Tumuhiirwe, eyaggaliddwa e Luzira olw’okutulugunya omwana wa bakama be yategeezezza poliisi nga tannasibwa nti ekyamukozesezza ebikolobero bino...

Atemye omwana we lwa kulya ‘wootameroni’...

Poliisi y’e Mukono eggalidde omusajja agambibwa okukkakkana ku mutabani we n’amutemaatema olw’okugenda mu nnimiro gy’abadde akuuma ne mukwano gwe ne banogayo...

Bboosi bamukutte lwa kubba bbebi wa mukozi...

OMUKAZI eyalimba bba olubuto n’abba omwana w’omukozi w’awaka bamukwatidde mu kkubo ng’agula bugoye okumutwalira bba amulage ssukaali gwe yamuzaalidde....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1