TOP

Ebyemizannyo

Owa Everton alabudde abazannyi abatamanyi...

Everton eyambalagana ne Aston Villa leero nga bw'ewangula yaakulinnya ku ntikko ya Premier.

Keylor Navas agenda mu PSG

Navas yajja ku ffoomu bwe yali azannyira eggwanga lye erya Costa Rica mu World Cup ya 2014.

Amasaza munaana ganattunka mu 'quarter'

Amasaza ag'enjawulo galwanira semi y'empaka z'Amasaza

Omutendesi Ssimbwa agumizza abawagizi ba...

Sam Ssimbwa atendeka URA essira alitadde ku lugoba oluteebi okusobola okuwangula liigi ya babinywera

Mutebi awawudde abazannyi be

Lwokutaano, KCCA yeetegekera kuddiηηana ne African Stars ey'e Namibia, mu CAF Champions League e Lugogo. Mu gwasooka, African Stars yawangula ggoolo 3-2...

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za ‘Armed Forces Motorcross Championship....

Dortmund enywezezza Sancho

Dortmund eyongedde Sancho endagaano n'emuweerako n'omusaala omusava.

Atendeka ManU agobye Pogba mu kukuba peneti...

Solskjaer agamba nti Rashford y'alina okusooka okwesimba mu peneti za ManU ng'omuzannyi omulala tannagyesimbamu.

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Abembogo beewaanye bwe bagenda okukuba buli...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu mupiira gw'okudingana ogwa semi finals....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM