TOP

Ebyemizannyo

Temusuulirira mizannyo - Ssekandi

OMUMYUKA wa Pulezidenti w'eggwanga, Edward Ssekandi akubirizza Bannayuganda okwettanira emizannyo kuba gisobola okubabbulula mu bwavu.

Musagala anattunka ne Cheptegei

RONALD Musagala 25, oluvannyuma lw’okwolesa ffoomu mu mpaka z’eggwanga eza Cross Country ezaabadde e Jinja, agattiddwa ku lukalala lw’abaddusi ab'amannya...

Katwe FC yeeswanta Big League

ABAZANNYI ba Katwe FC baatandise dda okulaalika ttiimu ezizannyira mu Big League okwenyweza kuba omulundi guno tebasigala mu liigi ya Ligyoni.

Express FC ekyasiba bikutuka

EBYA Express byongedde okubijja. Bright Stars bw'egikubye (2-1) ne kigireetera okukoobera mu Azam Uganda Premier League.

Aba Bombers batandise okutendekebwa e Lugogo...

Abakubi b’ebikonde mu ttiimu y’eggwanga eya Bombers batandise okubangulwa okwetegekera emizannyo gya Commonwealth Games mu Australia.

'Kante y'asobola Messi'

NG'EBULA ssaawa mbale Chelsea eyambalagane ne Barcelona mu Champions League, eyaliko omuzannyi wa Chelsea, Frank Lampard asonze ku muzannyi anaalemesa...

Express ekyalwana butasalwako

EXPRESS ekyalidde Bright Stars e Mwererwe mu Wakiso ng'enoonya buwanguzi etangaaze emikisa gy’okusigala mu liigi ya babinywera.

KCCA n’eya Madagascar zirwanira obukadde...

OKUTYA omutendesi wa KCCA FC, Mike Mutebi kw’abadde nakwo ku ssita we, Saddam Juma okusubwa omupiira gw’okuddiηηana ne CNaPS eya Madagascar enkya, kwatoowolokoseeko...

Aba Badminton bagenze Busia

Nga Uganda yeetegekera empaka za Uganda International n’okutwala ttiimu mu mizannyo gya Commonwealth Games mu Australia ab’omuzannyo gwa Badminton (ttena...

Madagasacr eyingiddewo okuttunka ne KCC

Madagasacr eyingiddewo okuttunka ne KCC

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM