TOP

Akadirisa

Abanene balwanira semi za ‘Carabao Cup'

TTIIMU kirimaanyi mu Bungereza zirina emikisa mingi okwesogga semi za ‘Carabao Cup eyali Carling Cup, akalulu k’oluzannya luno akaakwatiddwa ku Lwokuna...

Abalina emigabo mu Arsenal batabuse

OLUKIIKO ttabamiruka olw’abalina emigabo mu Arsenal lwazzeemu ensasagge bammemba bwe bang’odde n’okulangira ssentebe waabwe obwannakyemalira n’okwetwalira...

Barcelona ettukizza eby'okugula Coutinho...

BARCELONA eyeesiba ku Liverpool egiguze Philippe Coutinho mu katale k'okugula abazannyi mu August, ezzeeyo nga yeesibye bbiri, emugule mu katale ka January...

Nnagagga wa Arsenal akooneddemu Wenger

Nnaggagga wa Arsenal, Stan Kroenke agambye nti okugoba abatendesi kyangu nnyo kyokka kyabakaluubiriramu ku Arsene Wenger ku nkomerero ya sizoni ewedde....

Chelsea esimbyeyo kitooke okuwangula Everton...

Antonio Rudiger yateebedde Chelsea ggoolo esooka okuva bwe yagulwa mu Roma ku ntandikwa ya sizoni eno.

Lineker tasanyukidde kya Leicester kuwa Claude...

GARY Lineker, omu ku Bangereza abakyasinze okusamba akapiira mu nsi yonna, si musanyufu Leicester okulonda Claude Puel ku butendesi ng’adda mu bigere bya...

Andre Ayew aba Spurs bamuwanda lulusu

WADDE omutendesi wa Ghana, Kwesi Appiah yamusuula nti omutindo gwe gwa kibogwe, Andre Ayew yakikoze Tottenham (Spurs) abawagizi ne baddayo nga bamuwanda...

Essunga lya Man U okukubwa mu liigi erimalidde...

OBUSUNGU bwa Huddersfield okubakuba (2-1) wiikendi ewedde mu Premier, ManU yabumalidde ku Swansea, gye yalumbye mu Wales n’egimegga (2-0) ku Lwokubiri....

Akalenzi kataasizza Arsenal ku Norwich

Omutendesi wa Arsenal, Arsene Wenger akudaalidde Chelsea nti tamanyi kye yaliko okukkiriza musaayimuto Eddie Nketiah okugyabulira.

Wolves ekekemezza ManCity: Wiini egiggye...

NGA gwe mulundi ogusookedde ddala sizoni eno, Man City yamazeeko eddakiika 90 nga teteebye.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1