TOP

Akadirisa

Mignolet tajulirira kwabulira Liverpool

Ggoolokipa Simon Mignolet agambye nti teyejjusa kuva mu Liverpool kakibe nti esemberedde okuwangula ekikopo kya Premier.

Lampard atadde amateeka amakakali ku bazannyi...

Amateeka omutendesi Lampard g’atadde ku bazannyi ba Chelsea, singa yali mu kiraabu ya Uganda, singa talina muzannyi.

Bassita ba Bungereza banenyezza Southgate...

EKIKOLWA ky’omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate okuggya Raheem Sterling mu ttiimu egenda okuttunka ne Montenegro ku Lwokuna kinyiizizza bassita baayo...

Ebya Ronaldo okukolwako sabusityuti biranze...

Ebya Cristiano Ronaldo okukolwako sabusityuti n’agenda butereevu mu kasenge mu kifo ky’okutuula ne banne ku katebe biranze, abakungu ba Juventus bwe bamulagidde...

ManCity enoonya bassita abalala okwenyweza...

OKUWANGULWA obubi Liverpool n’ebaleka obubonero 9, kizuukusizza abagagga ba Man City ne balagira omutendesi Pep Guardiola ayigge bassita basatu abazza...

Sterling azzeemu okugwa Gomez mu malaka

Omutendesi wa Bungereza, Gareth Southgate aggye Raheem Sterling mu ttiimu ye enettunka ne Montenegro ku Lwokuna lwa kugezaako kutuga Joe Gomez, gwe yabaddeko...

Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang ku...

Agava mu Arsenal galaga nti abazannyi abamu si basanyufu na kyakoleddwa mutendesi Unai Emery okulonda Aubameyang ku bwakapiteeni.

Capello ajereze Ronaldo: 'Mu myaka 3 simulabyeko...

Eyaliko omutendesi wa Juventus Real Madrid ne Bungereza, Fabio Capello alumbye Cristiano okuba omwavu w’empisa.

Ronaldo ne Sarri batabuse

Wazzeewo obutakwatagana wakati wa Cristiano Ronaldo n’omutendesi wa Juventus, Maurizio Sarri.

Mourinho akoonye Guardiola

Akakuku ka Jose Mourinho ne Pep Guardiola tekasuubirwa kuggwaawo.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1