TOP

Akadirisa

Abawagizi ba ManU baagala Ed Woodward agobwe...

Akulira emirimu mu ManU, Ed Woodward ayongedde okutabukirwa abawagizi ba ManU abasabye agobwe.

Arsenal eyongedde ggiya mu kunoonya omutendesi...

Ebivumo n’okung’oola, abawagizi ba Arsenal bye baayolekezza omutendesi Unai Emery n’abazannyi nga balemaganye ne Southampton (2-2) ku Lwomukaaga, byandivaamu...

Harry Kane akooneddemu Mourinho

Ddala abantubalamu magoma (gavugira aliwo)!

Martin Keown anyiizizza aba Arsenal

Martin Keown, omu ku bazibizi abaayitimukira ennyo mu Arsenal era nga yali mu ttiimu eyawangula Premier nga tekubiddwaamu mu sizoni ya 2003-04, anyiizizza...

Gareth Bale ali ku yoleke

Gareth Bale ali mu kattu olw’abawagizi ba Real Madrid abaanyiize olw’okulaga nti ttiimu eno y’ekoobera mu bintu by’asinga okussaako omulaka.

Barcelona eyagala Pochetinno asikire Ernesto...

Barcelona, bakyampiyoni ba Spain bandikola eky’omuzizo ne bakansa omutendesi eyatendekako Espanyol FC, bwe batalima kambugu.

Mbappe agenda mu Real Madrid

Real Madrid eri mu ssanyu olwa maama wa Kylian Mbappe, okutegeeza nga mutabani we bw’atajja kussa mukono ku ndagaano mpya mu PSG eya Bufalansa.

Gareth Bale yeerinde obusunga bw'abawagizi...

Nga tafudde ku bya kunyiiza bawagizi ba Real Madrid, essanyu lya Wales okuyitamu okuzannya empaka za Bulaaya (Euro 2020) Gareth Bale lyamuyitiriddeko n’ajaguza...

Mourinho alangiriddwa ku gw'okutendeka Spurs...

Kyaddaaki ssentebe wa Tottenham (Spurs), Daniel Levy yakutte ku mmanduso n’agoba omutendesi Mauricio Pochettino olwa kye yayise ‘okukola obubi ennyo ku...

3 baswamye mulimu gwa Pochettino

Emikisa gya Mauricio Pochettino okusigala ku butendesi bwa Tottenham (Spurs) buli lukya gikendeera.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1