TOP

Akadirisa

Rafa Benitez yandidda mu Premier

AGAVA mu West Ham galaga nga bwe waliwo entegeka y’okukansa omutendesi Rafa Benitez asikire Manuel Pellegrini.

Messi n'era ayongedde okusiiwuuka empisa...

Yateebedde Argentina ggoolo eyagiyambye okulemagana ne Uruguay (2-2) ku Mmande kyokka n’agugulana n’omuteebi wa Uruguay, Edson Cavani.

Barcelona nzibu kuzannyiramu - Antoine Griezmann...

Kyaddaaki Antoine Griezmann akkirizza nti Barcelona y’emu ku kiraabu ezisinga obuzibu okuzannyiramu omupiira.

Messi azzeemu okusiiwuuka empisa

OLUVANNYUMA lw’okumalako ekibonero ky’emipiira ebiri nga tazannyira mu ttiimu y’eggwanga eya Argentina, Lionel Messi yakomyewo na maanyi bwe yateebye ggoolo...

Gary Neville anyiizizza aba ManU

Abawagizi ba ManU balangidde eyali kapiteeni waabwe, Gary Neville okubeera kalinkwe era munnanfuusi olw’okuwagira famire ya Glazer, nnannyini ttiimu eno....

Eyali ssita wa Chelsea talaba ngeri Mourinho...

Glen Johnson, eyazannyirako Chelsea ng’eri wansi wa Jose Mourinho, agambye nti talabawo mukisa gwonna mutendesi ono w’afunira mulimu gwa Arsenal.

Ronaldo tasaanira ya buzannyi bwa nsi yonna...

Iker Casillas, eyali kapiteeni wa Cristiano Ronaldo mu Real Madrid, amuvuddemu nti tasaanira ngule ya buzannyi bwa nsi yonna (Balon D’or) ne yeebuuza n’engeri...

Mourinho nkola nkadde

Agava mu Arsenal ne Tottenham (Spurs) galaga nti ekikyasibye ttiimu ezo okukansa Jose Mourinho ye ndowooza nti y’omu ku batendesi enkola enkadde.

Omutendesi wa Algeria tamatira Benzema

Ssita wa Real Madrid, Karim Benzema gy’abadde asuubira abalamuzi asanzeeyo bassi.

Mignolet tajulirira kwabulira Liverpool

Ggoolokipa Simon Mignolet agambye nti teyejjusa kuva mu Liverpool kakibe nti esemberedde okuwangula ekikopo kya Premier.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1